Amawulire
Abadde avuga loole emulemeredde naagibuukamu – etomedde maama n’omwana nebattirawo e Jinja
Namubiru Juliet
September 11, 2024
9:21 PM
Abantu 2 maama n’omwanawe bafiiriddewo n’abalala babiri nebatuusibwako ebisago, Loole ebadde etisse ensawo za kasooli eremeledde omugoba waayo nedda emabega nebatomera. Aberabiddeko nagaabwe bagamba nti Loole Isuzu Elif eremeredde deleva nagibuukamu nedda emabega nerinnya ababadde bagivaako emabega nga batambula. Police emirambo egiggyewo negitwala mu ggwanika e Jinja nga bweyigga omugoba wa Loole. Bisakiddwa: Kirabira Fred
Abantu 2 maama n’omwanawe bafiiriddewo n’abalala babiri nebatuusibwako ebisago, Loole ebadde etisse ensawo za kasooli eremeledde omugoba waayo nedda emabega nebatomera.
Aberabiddeko nagaabwe bagamba nti Loole Isuzu Elif eremeredde deleva nagibuukamu nedda emabega nerinnya ababadde bagivaako emabega nga batambula.
Police emirambo egiggyewo negitwala mu ggwanika e Jinja nga bweyigga omugoba wa Loole.
Bisakiddwa: Kirabira Fred
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment