• Latest
  • Trending
  • All

Abantu 3 bafiiridde mu bubenje obugudde e Masaka – Lukululana zitomereganye

October 26, 2024
Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30

Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30

May 6, 2026
Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda

Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda

May 6, 2026
Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe

Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe

May 6, 2026
Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya

Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya

May 7, 2026
Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

May 5, 2026
Ssingo ne Buddu batongozza obukiiko n’abatendesi ba ttiimu za Masaza 2026

Ssingo ne Buddu batongozza obukiiko n’abatendesi ba ttiimu za Masaza 2026

May 5, 2026
Charles Peter Mayiga …….Waampa Ssebo – emyaka 13 nga Katikkiro Mayiga akutte Ddamula bingi ebituukiddwako

Charles Peter Mayiga …….Waampa Ssebo – emyaka 13 nga Katikkiro Mayiga akutte Ddamula bingi ebituukiddwako

May 5, 2026

President Museveni asiibudde ba minister be – bagenze n’ekisanja ekikadde 2021/2026

May 6, 2026

Olukiiko lwa Buganda luyisizza ebiteeso 9 ku mbeera eri mu Buganda – lusiimye enteekateeka ya Situla Omutindo neruvumirira obuwaayiro mu bbago lya Sovereignty bill obwolekedde okuziηηamya enkulaakulana

May 4, 2026

Katikkiro Mayiga alambise ku mbeera bweyimiridde mu Buganda – enkola ya Situla omutindo ewa essuubi

May 4, 2026

Ababaka ba parliament abekenneenya ebbago ly’etteeka ery’Obwetengereze bw’eggwanga – likyabasibye enkalu bakoze alipoota zanjawulo

May 4, 2026
Katikkiro ayanjula embeera bweyimiridde mu Buganda – nga 04 May,2026

Katikkiro ayanjula embeera bweyimiridde mu Buganda – nga 04 May,2026

May 4, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abantu 3 bafiiridde mu bubenje obugudde e Masaka – Lukululana zitomereganye

by Namubiru Juliet
October 26, 2024
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
53
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omuntu omu afiiriddewo n’omulala naddusibwa mu ddwaliro nga biwalattaka, mu kabenje akagudde e Masaka.
Akabenje kano kagudde mu katundu kebayita Ndikuttamadda wakati wa Mpugwe ne Matanga, ku luguudo mwasanjala oluva e Masaka okudda e Kampala nga kabaddemu emmotoka 4.
Emmotoka loole ebadde etisse ebbumba okilijja e Masaka ng’eritwala e Nakasongola eremeredde omugoba wayo ng’erinnyalinnya akasozi etuuke mu ka town ke Matanga, olwo nedda emabega gyesanze akamotoka akatono nekasammula mu luguudo wakati, olwo yo nekkirira negwa mu mukutu emabbali w’oluguudo.
Mu kiseera ekyo waliwo lukululana bbiri  okubadde eye ggwanga lya Rwanda ezibadde zikkirira nga zigobagana, omugoba wa lukululana ebadde  mu maaso yekanze akamotoka akabadde mu ekkubo naasiiba, olwo ate lukululana eyabadde egivaako emabega negitomera ekitwe kyayo kyonna nekiggwawo.
Omuntu omu abaddemu afiiriddewo era omulambo bagutemyemu butemi ngate dereeva ye addusiddwa mu ddwaliro nga biwalattaka.

Abantu abalala babiri bafiiriddewo mu kabenje k’emmotoka akagudde  mu kibuga Masaka okumpi n’enkambi ya UPDF eye Kasijjagirwa.

Loole lukululana number KCL 438X-ZF 793  eyekika Kya Benz ebadde eva ku Sundiro lya Mafuta erya GAZ e Kijjabwemi mu kibuga Masaka, ebadde egatwala  Kalangala, bwetomereganye ne Loole Fuso number UBK 576N Dereeva wa Fuso ategerekese nga ye Kyaluzi Profit omutuuze we Isingiro ne munne  Gaddafi Nyabugando naye omutuuze we Isingiro bafiiriddewo.

Police y’ebidduka ne Police enzikiriza omuliro banguye mangu okutuuka mu kifo awagudde akabenje okwerinda embera ebadde eyinza okuddirira.

Police ekutte Dereeva wa lukululana eyamafuta ategerekese  nga ye Ali Bekaru nemuggalira ng’ono kigambibwa nti yavuddeko akabenje kano olw’okuvugisa ekimama.

Bisakiddwa: Tomusange Kayinja

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30
  • Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda
  • Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe
  • Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya
  • Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist