• Latest
  • Trending
  • All
Bishop Anthony Zziiwa alabudde ku bubbi bw’emmwanyi obweyogera nti bwolekedde okufiiriza eggwanga – abadde ku kiggwa kya Noa Mawaggali

Bishop Anthony Zziiwa alabudde ku bubbi bw’emmwanyi obweyogera nti bwolekedde okufiiriza eggwanga – abadde ku kiggwa kya Noa Mawaggali

May 5, 2024
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Bishop Anthony Zziiwa alabudde ku bubbi bw’emmwanyi obweyogera nti bwolekedde okufiiriza eggwanga – abadde ku kiggwa kya Noa Mawaggali

by Namubiru Juliet
May 5, 2024
in Amawulire
0 0
0
Bishop Anthony Zziiwa alabudde ku bubbi bw’emmwanyi obweyogera nti bwolekedde okufiiriza eggwanga – abadde ku kiggwa kya Noa Mawaggali
0
SHARES
117
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssentebe w’abepisikoopi mu Uganda era nga ye musumba w’essaza lya klezia erya Kiyinda Mityana Bishop Anthony Zziwa yekokkodde obubbi bw’emmwanyi obukudde ejjembe mu bitundu bya Buganda, ekiyinza okuviirako okukosa omutindo gw’emmwanyi.

Abalimi b’emmwanyi naddala mu bitundu bye Mubende, Mityana.m Masaka, Lwengo n’ewalala bazze bemulugunya ku bantu abawulula emmwanyi zabwe ku misiri nga n’ezimu zikyali nto.

Mu kiseera kino ebbeeyi y’emmwanyi etadde akaseko ku matama g’abalimi, nga buli kilo embisi eri wakati wa shs 3000 ne 4000 okusinziira ku  kitundu, so nga kase kilo eri waggulu wa shs 8000.

Wano Bishop Anthony Zziwa wasinzidde abakulu mu by’okwerinda okuyingira mu nsonga y’okulwanyisa obubbi bw’emmwanyi nti buyinza okufiiriza eggwanga singa omutindo gw’emmwanyi gukosebwa olw’okunoga embisi.

Bishop Zziwa abadde Nkazebuku mu gombolola ye Maanyi mu ssaza Busujjju mu district ye Mityana,  ng’akulembeddemu emissa ey’okujjukira omujulizi Noa Mawaggali.

Alagidde abakulira amasomero agali ku musomero ga ekereziya okuzzaawo ebibiina by’abajulizi mu masomero abyeyambise okusomesa abaana ebikwata ku bajulizi ba Uganda.

Omusumba Zziwa agambye nti waliwo abantu bangi abeerimbise mu mpeereza z’abajulizi kyokka nga byebabuulira byawukanira ddala ku ngeri abajulizi  gyebaakolamu emirimu gyabwe.

E Nkazebuku omujulizi Noa Mawaggali gy’azaalwa, era nga ku kyalo kino kwazimbibwako eklezia eyamubbulwamu era n’ekifuuka ekiggwa kye.

Noa Mawaggali yazaalibwa nga 01 May 1851, nattibwa nga 31 May 1886, e Kiyinda Mityana era ewali lutikko y’essaza.

Abakulu mu ssaza lya Kiyinda Mityana baasalawo buli Sunday esooka mu mwezi gwa May, wabeerewo okulamaga e Nkazebuku, Noa Mawaggali gy’azaalwa.

Omwami wa Ssabasajja Kabaka alamula essaza Busujju Kasujju Israel Lubega Maaso naye yetabye butereevu mu kulamaga kuno.

Okulamaga ku kiggwa kya Noa Mawaggali kugguddewo ennamaga ez’emirundi 4 ezikolebwa ku biggwa by’abajulizi mu ssazza  Kiyinda Mityana okuli okwa Noah Mawaggali,  Matia Mulumba, Ambrozio Kibuuka ne Lukka Baanabakintu.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF
  • Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi
  • Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza
  • Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -