• Latest
  • Trending
  • All
Olumbe lw’omugenzi Hubert Herbert Kibuuka lwabiziddwa – abaakola naye bakyamutendereza

Olumbe lw’omugenzi Hubert Herbert Kibuuka lwabiziddwa – abaakola naye bakyamutendereza

February 11, 2024
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Olumbe lw’omugenzi Hubert Herbert Kibuuka lwabiziddwa – abaakola naye bakyamutendereza

by Namubiru Juliet
February 11, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Olumbe lw’omugenzi Hubert Herbert Kibuuka lwabiziddwa – abaakola naye bakyamutendereza
0
SHARES
204
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda butenderezza emirimu egyakolebwa Omugenzi owek. Herbert Hubert Kibuuka, olw`okuba omusajja eyali omukozi ennyo, eyayagala Obwakabaka bwe n`okubukolerera, yalina omwoyo gwa ggwanga, ate era yali alabira wala.

Olumbe lw’omugenzi Hubert Kibuuka lwabiziddwa mu maka ge e Kikaaya mu ssaza Kyadondo.

Rhino Syrus Hubert Kibuuka Mulyazzawo yasikidde Omugenzi Hebert Hubert Kibuuka, ate Anny Maria Nalunkuma Lubuga atuuziddwa nga Lubuga we .

Abantu abenjawulo bogedde ku mugenzi ng’omuntu eyali ow’enjawulo mu bintu byonna byeyakolanga.

Katikkiro wa Buganda eyawummula Owek Dan Muliika, agambye nti Omugenzi y`omu ku basajja abaali abagezi era abaalabiranga ewala, newankubadde ebimu ku byeyawabula government eya wakati yagaana okubitambulirako ekiviiriddeko eggwanga lino okugwa ku miteeru.

Ssentebbe wa board ya Cbs omukungu Mathias Katamba, atendereeza nnyo emirimu n`obuwereeza bw`omugenzi Engineer Herbert Hubert Kibuuka, nti era yakola nnyo mu kutandikawo radio CBS, wamu n`okulwana okulaba ng`ebeera ku ntikko ekintu kyeyatuukiriza obulungi.

Eyaliko minister w`Obuwangwa n’ennono mu Bwakabaka Owek. Denis Ssengendo, agugumbudde nnyo abantu abezunguwaza ebyaffe nebatuuka n`okubiyita ebyaffe ebya Sitan, agambye nti bano bebalabe b`obuwanggwa n’ennono, era naanenya abantu abaabizaawo ennyimbe ng’omuntu yakafa.

Minister omubeezi owa Mawulire ne technologiya mu government eyawakati, Owek. Joy Nabbosa Ssebuggwawo, omusika amusibiridde entanda ey`okutambulira obulungi mu linnya ly`omugenzi, aleme kumuswaza.

Ssentebbe w`olukiko olukulakulanya abantu ku radio y`omutanda Owek Alhajji Kaddu Kiberu, ayogedde ku mugenzi ng`omusajja eyagala Obwakabaka bwe wamu n`okubukolerera.

Omukulu wekika kye Ndiga Omuttaka Luwomwa Eng. Daniel Bossa, mu bubaka bwe obusomeddwa Katikiro wekika kino Eria Lwasi Buuzawo, ayogedde ku mugenzi ng`abadde omusajja empagi Luwaga mukika Kyabwe.

Msgr Gerald Kalumba bwanamukulu wa Christ the King, bwabadde akulembeddemu ekitambiro kya mmisa, ayogedde ku mugenzi nga mukama gweyali yawa ebitone ebyenjawulo era byeyakozesa obulungi mu kiseera kye eky`obulamu.

Bisakiddwa: Musisi John

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF
  • Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi
  • Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza
  • Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -