• Latest
  • Trending
  • All

Emiti gy’amasannyalaze mu byalo gyavunda teganatandika kwaka – alipoota

February 7, 2023

Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

March 6, 2026

MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga

March 6, 2026

Afande Asan Kasingye abadde omwogezi wa SC Villa Jogo Ssalongo asuddewo omulimu

March 6, 2026

Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

March 6, 2026
Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

March 6, 2026
President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

March 5, 2026
Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

March 5, 2026
Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

March 5, 2026
Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

March 4, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

March 4, 2026
Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

March 4, 2026
SC Villa Jogoo Ssalongo erangiridde akakiiko akagenda okulondesa obukulembeze obuggya – avuganya ku bwa president bwa Club wakusasula obukadde bwa shs 100 tezimuddizibwa

SC Villa Jogoo Ssalongo erangiridde akakiiko akagenda okulondesa obukulembeze obuggya – avuganya ku bwa president bwa Club wakusasula obukadde bwa shs 100 tezimuddizibwa

March 4, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Emiti gy’amasannyalaze mu byalo gyavunda teganatandika kwaka – alipoota

by Namubiru Juliet
February 7, 2023
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
90
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssabalondoozi w’ebitabo bya government John Muwanga akizudde nti emiti gy’amasanyalaze egyakozesebwa okusaasanya amasannyalaze mu byalo nti gyali gya mutindo gwa wansi nnyo era ng’egisinga gyavunda amasannyalaze teganatongozebwa kukola.
Omulimu guno gwakolebwa kitongole ky’eggwanga ekyali kitambuza amasanyalaze mu byalo ki Rural electrification Agency (REA).
Ssabalondoozi w’ebitabo bya government John Muwanga bino abitadde mu alipoota ye ey’omwaka gw’ebyensimbi 2021/2022 eyetegereza entambuza y’emirimu mu kitongole kino ekya REA
Ssabalondoozi John Muwanga agambye nti emiti gy’amasanyalaze gino egyavunda yagisanga mu bitundu ewayita line z’amasanyalaze okuli  Masindi-Waki – Buliisa , Ibanda – Kazo -Rushere  , Line ye Gulu ‘Acholibur , kitgum -Palabek , Ayer – Kamdini ne line endala
Okusinziira ku alipoota eno, newankubadde emiti gino girina okuwangaala amyaka egisona mu 20, omwaka 2021/2022 weyakolera okunonyereza kuno yasanga miti mingi gyagwa ,emirala nga mivundu songa emirala ebiwuka gyabirya n’amasannyalaze teganatongozebwa.
Project eyogerwako eyavugirira line z’amasanyalaze zino, government ensimbi yazeewola okuva mu bank yensi yonna, ekitongole Kya JICA , Ekitongole Kya SIDA, ekitongole Kya NORAD, neezimu zaava mu ggwanika ly’eggwanga era zaali eyo mu bukadde dwa doola za America 80.
Werutuukidde olwaleero, ekitongole ki Rural Electrification Agency government yakisattulula n’ekiteeka mu ministry y’amasanyalaze n’obugagga obwensibo.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao
  • MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga
  • Afande Asan Kasingye abadde omwogezi wa SC Villa Jogo Ssalongo asuddewo omulimu
  • Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo
  • Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist