• Latest
  • Trending
  • All
Kkooti ensukkulumu eggaddwawo okumala ekiseera ekitali kigere – abalamuzi bakukolera waka

Kkooti ensukkulumu eggaddwawo okumala ekiseera ekitali kigere – abalamuzi bakukolera waka

June 1, 2022
Eyali omusirikale wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omusirikale wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omusirikale wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omusirikale wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Kkooti ensukkulumu eggaddwawo okumala ekiseera ekitali kigere – abalamuzi bakukolera waka

by Namubiru Juliet
June 1, 2022
in Amawulire
0 0
0
Kkooti ensukkulumu eggaddwawo okumala ekiseera ekitali kigere – abalamuzi bakukolera waka
0
SHARES
80
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Wofiisi ya Ssaabalamuzi Alfonse Owiny Ddolo ku supreme court lweyakwata omuliro

Wofiisi za Kooti ensukkulumu ziggaddwawo okumala ekiseera ekitali kigere,  oluvannyuma lw’omuliro okukwata ekizimbe okuli kooti eno.

Ng’ennaku omwezi  27th April, 2022 omuliro gwakwata  wofiisi za Ssaabalamuzi w’eggwanga Alfonse Owiny Dollo ezisangibwa ku kizimbe okuli kooti ensukkulumu e Kololo, era ebintu ebiwerako byayonooneka.

Omwogezi w’essiga eddamuzi  Jamson Karemani agambye nti wadde ng’omuliro gwakoma mu wofiisi ya Ssaabalamazi, nti naye amazzi agaakozesebwa okuziyiza omuliro ogwo  obutasaasaana, gaayonoona engalama z’ekizimbe,entebe,ebitabo n’ebintu ebirala eby’abalamuzi abalala.

Kalemani anyonyodde nti kati n’enkuba etonnya ennaku zino eyingira butereevu mu wofiisi z’abalamuzi, Ssaabalamuzi nasalawo ekizimbe kyonna kigire nga kiggaddwa.

Agambye nti mu kiseera kino bakyekennenya ebintu ebyayonoonebwa n’ebirina okutereezebwa,olwo emirimu giryoke giddemu okutambula ku kooti eno.

Abalamuzi ba kooti eno ensukkulumu bagenda kugira bakolera ewaka wabwe okumala ebbanga eritali ggere.

Kalemani agambye nti wagenda kusigalawo omulamuzi omu agenda okugira ng’akozesa ku wofiisi za kooti enkulu, okusobozesa emirimu gya kooti ensukkulumu okusigala nga gitambula.

Akinogaanyizza nti Ssaabalamuzi Alfonse Owiny  Ddolo wakutegeeza abalamuzi, ekiseera ekituufu webanaddiramu okukozesa wofiisi ezo, nga bafunye ne satifikeeti eraga obutebenkevu bw’ekizimbe , okusobozesa abantu okukikoleramu.

Wabula ekifo ewawandiisibwa emisango n’ensonga endala kyo kiggule, era emirimu gya kooti emirala gitambula kinawadda.

Bisakiddwa: Betty Zziwa

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omusirikale wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -