BUGANDA
Owek.Kawaase asisinkanyemu abaami ba Kabaka mu Bungereza – bakubaganyizza ebirowoozo by’okukulaakulanya Buganda
Namubiru Juliet
February 26, 2024
4:39 AM
Omumyuka asooka owa Katikkiro wa Buganda Owek. Prof. Twaha Kawaase Kigongo asisinkanyemu Abaami ba Kabaka mu Bungereza ne Ireland. Bakubaganyizza ebirowoozo ku nsonga ez’enjawulo ez’okwekulaakulanya n’okukulaakulanya Buganda. Abasabye bulijjo okujjukiranga ewaka gyebava era n’abasaba okwongera okukumaakuma abantu ba Kabaka abali mu mawanga amalala n’okubakunga okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka.#
Omumyuka asooka owa Katikkiro wa Buganda Owek. Prof. Twaha Kawaase Kigongo asisinkanyemu Abaami ba Kabaka mu Bungereza ne Ireland.
Bakubaganyizza ebirowoozo ku nsonga ez’enjawulo ez’okwekulaakulanya n’okukulaakulanya Buganda.
Abasabye bulijjo okujjukiranga ewaka gyebava era n’abasaba okwongera okukumaakuma abantu ba Kabaka abali mu mawanga amalala n’okubakunga okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment