• Latest
  • Trending
  • All
President Museveni anenyezza bannauganda abakyalemedde mu bwavu – nga Uganda ejaguza ameefuga age 62

President Museveni anenyezza bannauganda abakyalemedde mu bwavu – nga Uganda ejaguza ameefuga age 62

October 9, 2024
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museveni anenyezza bannauganda abakyalemedde mu bwavu – nga Uganda ejaguza ameefuga age 62

by Namubiru Juliet
October 9, 2024
in Amawulire
0 0
0
President Museveni anenyezza bannauganda abakyalemedde mu bwavu – nga Uganda ejaguza ameefuga age 62
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni agamba nti abantu ssekinnoomu bebalemereddwa okwegobako obwavu, nti kubanga government etaddewo enkulaakulana yonna eyeetagisa esobozesa bannauganda okwerwanako bave mu bwavu.

President Museveni okwogera bino abadde ku mikolo egy’okukuza olunaku lw’ameefuga ga Uganda ag’omulundi ogwe 62.

Giyindidde ku ttendekero lya Busikho Primary Teachers College mu town council ye Masafu mu district ye Busia.

President Museven agambye nti akooye okulaba bannansi mu bwavu ate nga balina obwetwaze.

President Museveni era asinzide wano naagamba nti kimwenyamiza okulaba nti waliwo banna Uganda abakyalemye okugatta omutindo ku byebakola ekiviriddeko eggwanga okufiirizibwa naawa ekyokulabirako amawanga ga Africa emiganyulo gyegasonola okufuna okuva mu  mmwanyi ezisobola okulimibwa bannauganda nebafunamu.

Annyonyodde ensonga 4 zaasimbyeko essira, Uganda kwegenda okutambulira mu kujaguza emyaka gino 62, omuli Okutondawo emirimu, Obuweereza, nkulaakulana, n’obugagga.

Abantu 40 baweereddwa emidaali egibasiima olw’obuweereza bwabwe eri eggwanga, ku mikolo gy’okujaguza emyaka 62 egy’ameefuga ga Uganda.

Emidaali gino nga giweereddwa abasirikale abaweerezza eggwanga obuteebalira wamu b’abanoonyerezza ku bintu ebigasizza eggwanga,  gigabiddwa mu miteeko egy’enjawulo okuli ogwa Luweero Trianngle medal, Masaaba Star Medal, Police Long service Gold Medal, Police personal sacrifice medal ne Police Meritorious medal.

Omukolo gwetabyeko president wa Central African Republic Faustin – Archange Touadera.

Ssentebe w’enteekateeka z’emikolo gino era nga ye  minister avunaanyzibwa ku nsonga za wofiisi ya  president, Milly Babalanda agambye nti babadde n’olusiisira lw’ebyobulamu olumaze ennaku 5 mu kitundu, ng’abantu abasoba mu 1000 bajanjabiddwa endwadde ez’enjawulo.

Uganda yafuna obwetwaze okuva mu bafuzi b’amatwale Abangereza nga 09 October,1962.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -