• Latest
  • Trending
  • All
Emyaka 31 ejijjudde egy’omulembe Omutebi –  Obumu y’ebadde ettaala emulisa ekkubo lya Buganda ery’okudda ku ntikko

Emyaka 31 ejijjudde egy’omulembe Omutebi – Obumu y’ebadde ettaala emulisa ekkubo lya Buganda ery’okudda ku ntikko

July 31, 2024
Amawanga gavuddemu omwasi ku bya America ne Israel okulumba Iran nebatta Ayatollah Ali Khamenei – Donald Trump yewaanye nti kye kimu ku byeyenyumiririzaamu

Amawanga gavuddemu omwasi ku bya America ne Israel okulumba Iran nebatta Ayatollah Ali Khamenei – Donald Trump yewaanye nti kye kimu ku byeyenyumiririzaamu

March 2, 2026
Police ekutte abantu 2 e Kabuusu mu Kampala – kigambibwa babadde batambula nebijambiya

Police ekutte abantu 2 e Kabuusu mu Kampala – kigambibwa babadde batambula nebijambiya

March 2, 2026
URA FC eyanjudde omuzannyi Rahumat Ssenfuka okwongera amaanyi mu ttiimu

URA FC eyanjudde omuzannyi Rahumat Ssenfuka okwongera amaanyi mu ttiimu

March 2, 2026
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe ekituumiddwa Daudi Chwa ku ssomero lya Kings College Buddo

Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe ekituumiddwa Daudi Chwa ku ssomero lya Kings College Buddo

March 1, 2026
Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kiboga okudda e Hoima  – bbaasi ne lukululana zikutte omuliro

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kiboga okudda e Hoima – bbaasi ne lukululana zikutte omuliro

March 1, 2026
Ayatollah Ali Khamenei omukulembeze wa Iran owokuntikko attiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa USA ne Israel ku Iran

Ayatollah Ali Khamenei omukulembeze wa Iran owokuntikko attiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa USA ne Israel ku Iran

March 1, 2026
Embuuka z’ennyonyi ziyimiriziddwa mu Middle East okumala ebbanga eritali ggere – oluvannyuma lw’ennumba ezikoleddwa USA ne Israel ku ggwanga lya Iran

Embuuka z’ennyonyi ziyimiriziddwa mu Middle East okumala ebbanga eritali ggere – oluvannyuma lw’ennumba ezikoleddwa USA ne Israel ku ggwanga lya Iran

February 28, 2026
Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu

Ssaabasajja Kabaka ayozaayozezza Tieng Adolah omukulembeze w’Ennono ow’Abajapadola Moses Stephen Owor olw’okuweza emyaka 100 egy’obukulu

February 28, 2026
Samuel Kajoba atuuziddwa nga Ssaabalabirizi w’ekkanisa y’Abadvent omuggya  – atuuziddwa Dr.Moses Maka Ndimukika gw’addidde mu bigere

Samuel Kajoba atuuziddwa nga Ssaabalabirizi w’ekkanisa y’Abadvent omuggya – atuuziddwa Dr.Moses Maka Ndimukika gw’addidde mu bigere

February 28, 2026
Abayizi 9,295 bebatikiddwa e Makerere University ku matikkira ag’omulundi ogwa 76 – abayizi 213 bafunye PhD

Abayizi 9,295 bebatikiddwa e Makerere University ku matikkira ag’omulundi ogwa 76 – abayizi 213 bafunye PhD

February 27, 2026
Ekkadiyizo ly’eddagala ly’ekinnansi litongozeddwa – abakenkufu bakusomesa abantu enkozesa yaalyo

Ekkadiyizo ly’eddagala ly’ekinnansi litongozeddwa – abakenkufu bakusomesa abantu enkozesa yaalyo

February 27, 2026

Statehouse Anti corruption Unit ekutte ab’akakiiko akagaba emirimu mu district ye Mityana

February 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Emyaka 31 ejijjudde egy’omulembe Omutebi – Obumu y’ebadde ettaala emulisa ekkubo lya Buganda ery’okudda ku ntikko

by Namubiru Juliet
July 31, 2024
in Amawulire, BUGANDA
0 0
0
Emyaka 31 ejijjudde egy’omulembe Omutebi –  Obumu y’ebadde ettaala emulisa ekkubo lya Buganda ery’okudda ku ntikko
0
SHARES
145
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Emyaka giweze emyaka 31 ejijjudde, nga Nnyinimu Bbaffe Ssaabafumbo Maasomoogi  Ssekkesa Sseggwanga Musota Cuucu Bbeene Ronald Muwenda Mutebi II ng’atudde ku Nnamulondo alamula Obuganda.

Ennnaku z’omwezi zaali 31 July, 1993  Omulangira Ronald Muwenda Mutebi ll, yatuuzibwa ku Namulondo ya bajjajjabe ku mukolo egwali e Naggalabi Buddo.

Amatikkira ga Ssabasajja Kabaka gwegumu ku mikolo 3 emikulu mu bwakabaka bwa Buganda, emirala kwekuggulawo Olukiiko lwa Buganda n’amazaalibwa ga Beene, era  buli lwe gyituuka Obuganda  bubugaana esannyu.

Mu myaka 31 Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll  gyamaze ku Namulondo, alina bingi byakoze mu kuzza Buganda ku ntiko.

Bingi azze abyennyigiddemu butereevu, era ng’omulembe gwe Omutebi yagukwasa bavubuka okugutembeeta.

Omuli okuzzaawo enonno y’eika n’okubinyweza, okutumbula eby’obulamu ngayita mu kujjanjaba n’okukubiriza abantu okwetangira eddwadde nga bayita mu kwegememesa nókwekuuma naddala eya  siriimu,  okutumbula ebyenjigiriza ng’ayita mu Kabaka Education Fund nókutadikawo amasomero, , okutondawo emirimu naddala eri abavubuka ngayita mu kutandikawo ebitongole ebyenjawulo.

Mubirala Omutanda byakoze mulimu okutumbula eby’obulimi naddala ekirime eky’rmmwannyi, n’ensuku, okutumbula ebyemizannyo ngayita mu Masaza n’emipiira gy’ebika, okutumbula eby’enfuna bya bantube, okuteekawo obukulembeze okutuusa enteekateeka za Buganda ku bantu mu byalo ggyebabeera  nebirala.

Ssabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Lukomanantawetwa azze akubiriza abantu be ku miramwa egyenjawulo.

Mu myaka 31 obumu bweyongedde mu bantu ba Beene, nga n’omwaka guno 2024, emikolo gitambulidde ku mulamwa ogumba nti “Obumu bwaffe gemaanyi ga Namulondo”.

Abantu ba Beene bongedde okukola ennyo, n’okwettanira ebibiina by’obwegassi okwekulakulanya nga bayita mu bibiina nga CBS PEWOSA nebirala.

Ssabasajja Kabaka Ekiryosserulanda ekimaamiidde Obuganda, yasiima Emikolo emikulu egy’amatikkira egy’omulundi ogwa 31 gibeere mu Lutikko e Namirembe.

Lemeera Lemeera Ayi Nnyinimu!

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Amawanga gavuddemu omwasi ku bya America ne Israel okulumba Iran nebatta Ayatollah Ali Khamenei – Donald Trump yewaanye nti kye kimu ku byeyenyumiririzaamu
  • Police ekutte abantu 2 e Kabuusu mu Kampala – kigambibwa babadde batambula nebijambiya
  • URA FC eyanjudde omuzannyi Rahumat Ssenfuka okwongera amaanyi mu ttiimu
  • Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe ekituumiddwa Daudi Chwa ku ssomero lya Kings College Buddo
  • Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kiboga okudda e Hoima – bbaasi ne lukululana zikutte omuliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist