• Latest
  • Trending
  • All
Mathias Mpuuga Nsamba ekisanje kye ekisooka kiweddeko – ayagala ennoongosereza mu mateeka g’okulonda kwa bonna zikolebweko mu bwangu

Mathias Mpuuga Nsamba ekisanje kye ekisooka kiweddeko – ayagala ennoongosereza mu mateeka g’okulonda kwa bonna zikolebweko mu bwangu

December 20, 2023
Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

April 15, 2026
Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

April 15, 2026

Government egumizza bannauganda nti ebbula ly’amafuta lyakaseera – ekizibu ekitadde ku kampuni z’amafuta zerumiriza okutunda amafuta ga Uganda e Kenya

April 15, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

April 15, 2026

St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district

April 14, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu

April 14, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busega mu Kampala – Sinotruck ebasaabadde

April 14, 2026
Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop Silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona

April 13, 2026
Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

April 14, 2026

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Mathias Mpuuga Nsamba ekisanje kye ekisooka kiweddeko – ayagala ennoongosereza mu mateeka g’okulonda kwa bonna zikolebweko mu bwangu

by Namubiru Juliet
December 20, 2023
in CBS FM
0 0
0
Mathias Mpuuga Nsamba ekisanje kye ekisooka kiweddeko – ayagala ennoongosereza mu mateeka g’okulonda kwa bonna zikolebweko mu bwangu
0
SHARES
181
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Akulira oludda oluvuganya government Owek Mathias Mpuuga Nsamba agambye nti kigenda kubeera kyabulabe nnyo eri ab’oludda oluvuganya government n’eggwanga okutwaliza awamu, okwetaba mu kalulu akaddako aka 2026, singa tewabaawo nnongosereza mu mateeka agafuga ebyokulonda mu ggwanga.

Owek Mathias Mpuuga Nsamba abadde ayogerako eri bannamawulire ku parliament okubanjulira ebituukiddwaalko mu myaka ebiri n’ekitundu nga yakulembera oludda oluvuganya government egiweze nga 20 December,2023.

Mpuuga awabudde abakulembeze b’ebibiina ebiri ku ludda oluvuganya  government okutunula mu nsonga eno mu bwangu, basalewo oba baneetaba mu kalulu akatambulira ku mateeka amakadde,
gagambye nti ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM nti gekikozesa okubattigomya n’okweremeza mu buyinza nti nga kiteekateeka akalulu akajjudde emivuyo.

Mpuuga anokoddeyo ssemateeka w’eggwanga gwagambye nti government yamujungulula dda, ebiziyiza bingi byagyiibwawo yafuuka kiwowongole, nagamba zino zensonga ezirina okutunulwamu mu bwangu.

Alabudde banne bwebavuganya government nti baleme kulinda bulinzi nnongosereza government zeteekateeka okwanjula mu mateeka g’ebyokulonda ,wabula ennongosereza ezetaagibwa zeezo nga buli munnansi azikkanyizaako.

Owek Mpuuga agambye nti emyaka gye 2 nekitundu egiyise, asoomozeddwa olw’ebibiina by’oludda oluvuganya government ebimu ebyaasalawo okukolagana ne government ate gyebavuganya.

Mu nsonga yekibba ttaka mu ggwanga, Owek Mpuuga akinogaanyiza nti government eri mu buyinza yekiremezaawo, olwensonga nti abakulira ekibba ttaka bakuumibwa b’maggye nabasirikale ba police.

Kubikoleddwa ,Mpuuga mu by’obulembeze bwe obwemyaka 2 nekitundu, agambye nti bingi ebituukiddwako wakati mu kusoomozebwa okuva eri government gyagambye nti eyigganyizza nnyo abagivuganya.

Owek Mpuuga agambye nti mwetegefu okuddamu okuweereza ng’akulira oludda oluvuganya  government mu parliament singa ekibiina kye ki NUP , kiddamu okumulonda ku kisanja ekirala.

Wabula era mu ngeri yeemu akinogaanyizza nti singa ekibiina kye, kironda omuntu omulala wakukolagana naye, amuwe obuyambi obwetaagisa okutambuza emirimu.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology
  • Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo
  • Government egumizza bannauganda nti ebbula ly’amafuta lyakaseera – ekizibu ekitadde ku kampuni z’amafuta zerumiriza okutunda amafuta ga Uganda e Kenya
  • Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027
  • St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist