• Latest
  • Trending
  • All
Aisha Nantongo owa Crested Cranes yegasse ku club ya Changchun eya China

Electoral Commission of Uganda esuubizza NUP akalulu ak’amazima mu Kawempe North – eby’absirikale okubatulugunya n’omuwendo gw’abalonzi ogulinnye biteeseddwako

March 6, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Electoral Commission of Uganda esuubizza NUP akalulu ak’amazima mu Kawempe North – eby’absirikale okubatulugunya n’omuwendo gw’abalonzi ogulinnye biteeseddwako

by Namubiru Juliet
March 6, 2025
in Opinions
0 0
0
Aisha Nantongo owa Crested Cranes yegasse ku club ya Changchun eya China
0
SHARES
121
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Akakiiko keby`okulonda mu ggwanga akaUganda Electoral Commission of Uganda, kakasizza nti akalulu Ke Kawempe North kagenda kubeera k’amazima nabwenkanya, nti era byonna ebibadde tebitambula bulungi bigoonjoddwa.

 Ssentebbe w’akakiiko kano Omulamuzi Simon Mugyenyi Byabakama, oluvanyuma lwensisinkano  gyebabaddemu n’abekibiina kya NUP ababadde baleese okwemulugunya kwabwe, kwebyo ebitagenda bulungi mu kunoonya akalulu mu Kawempe North, ayogeddeko ne bannamawulire n’ategeeza nti ng’akakiiko gyekalina okuola kabikoze, ebirumira ebisigaddewo bya bitongole byakwerinda.

Ana NUP babadde batutteyo okwemulugunya kwabwe, nga bagala akakiiko kagambeko ku bitongole by`ebyokwerinda ebibatulugunya n`okuwamba abantu babwe wakati nga banoonya akalulu.

Byabakama abategeezezza nti  baatudde ne police era nabajiragira ekome kubasajja baayo, era kisigalidde eri bitongole byakwerinda okukola ebyakkaanyiziddwako eby’okukoma okutulugunya abantu abawenja akalulu.

Kunsonga y`Obukonge bw`obululu obuleetebwa nga bwagoloddwa dda, Byabakama agambye nti kuluno akakiiko keby`okulonda kataddewo basajja baako abagenda okukwata abo bonna abakozesa eryanyi nebabba obukonge buno mu bifo ebironderwamu.

Simon Mugyenyi Byabakama era ayanukudde nekunsonga y’ekifo ekironderwamu ekya UCTU , aba NUP kyebagamba nti Kiri wakati mu Barack’s yebitongole byeby`okwerinda, Kunsonga eno agambye nti bagenda kusindikayo team balabe oba eky`ogerwako kituufu.

NUP era yemulugunyiza Kunsonga y`omuwendo gwabalonzi abalondera e Kawempe, NUP gwebamba nti gwalinye nebitundu 21%, nebava Ku balonzi emitwalo 164,000 abaali ku alijesita y’abalonzi mu kalulu ka 2021 okudda ku balonzi 199,000.

Wano Byabakama mu kubanukula abagambye nti omuwendo guno okulinya kyavudde Ku muwendo gwabantu abangi mu Kitundu kino abajumbidde okwewandiisa mu kuzza obuggya enkalala okwabaddewo.

Abavudde mu NUP babadde bakulembeddwamu Ssabawandisi wekibiina kino David Lewis Lubongoya, Munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola, Betty Nambooze Bakireke n’abalala.

Erias Luyimbazi Nalukoola eyesiimbyewo ku kaadi ya NUP mu kalulu k’okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North,  agambye nti kagwake oba ketonye, tebagenda kuyimiriza kawefube wabwe ow`okuwenja akalulu mu bannaKawempe North, wadde nga basaanze okutulugunyizibwa okuva ku lunaku lwennyini lwebewandiisa.

Kakuyege w’okunoonya akalulu k’okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North kukomekkerezebwa nga 11 March, ate okulonda kwakubaawo nga 13 March,2025.

Bisakiddwa: Musisi John

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375
  • Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -