• Latest
  • Trending
  • All
Uganda Electoral Commission kamalirizza okusunsula abagenda okuvuganya mu kalulu ka Kawempe North – 2 bagobeddwa

Gen. Muhoozi Kainerugaba alabudde emikutu gy’amawulire ku mawulire agakosa eby’okwerinda by’eggwanga – waliwo ebiteeso ebiyisiddwa mu nsisinkano n’abakulira emikutu

February 27, 2025
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Gen. Muhoozi Kainerugaba alabudde emikutu gy’amawulire ku mawulire agakosa eby’okwerinda by’eggwanga – waliwo ebiteeso ebiyisiddwa mu nsisinkano n’abakulira emikutu

by Namubiru Juliet
February 27, 2025
in Opinions
0 0
0
Uganda Electoral Commission kamalirizza okusunsula abagenda okuvuganya mu kalulu ka Kawempe North – 2 bagobeddwa
0
SHARES
264
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omuduumizi w’eggye ly’eggwanga erya UPDF era omuwabuzi omukulu owa President ku nsonga z’ebyokwerinda Gen.Muhoozi Kainerugaba alabudde ku nkozesa embi ey’emikutu gy’ebyempuliziganya naddala mu kiseera kino eky’ebyobufuzi ebikaaye, okubikola n’obwegendereza  mu ngeri etakosa bya kwerinda bya ggwanga.

Mu bubaka bwatisse Minister w’abaana n’abavubuka Hon Balaam Barugahara mu nsisinkano n’abatandisi b’emikutu gy’ebyempuliziganya n’abagiddukanya, Gen Muhoozi agambye nti ng’abebyokwerinda tebajja kuttira muntu yenna ku liiso akozesa emikutu okusiga obukyayi, okusiiga abalala enziro, okutondawo obubinja binja n’ebirala ebikontana n’amateeka g’eggwanga naddala ku nsonga z’ebyokwerinda.

Agambye nti bannanyini mikutu, bannamawulire n’abasunsuzi kibakakatako okufulumya amawulire agasunsuddwa obulungi obutabaako gwebakosa ate nga matuufu.

Mu ngeri yeemu Muhoozi asabye wabeewo okukolera mu mwoyo gw’okwagala ensi Uganda, obutakontana na mateeka wamu n’okukolagana obulungi n’ebitongole byebyokwerinda okwewala obukuubagano.

Agambye nti bannanyini mikutu n’abasunsuzi b’amawulire, President yalagidde batwalibweko mu ttendekero ly’obukulembeze e Kyankwanzi babangulwe mu miramwa gy’obuweereza bwabwe.

Ayagala okubangulwa kuno kuleme kusussa nga 30 June w’omwaka guno 2025.

Ssenkulu w’ekitongole ekiruηamya eby’empuliziganya mu ggwanga ekya Uganda Communications Commission Hon Nyombi Thembo, asabye emikutu gy’amawulire gyonna obutava ku mulamwa  nga bafulumya amawulire ag’engeri yonna, kiyambe okutumbula emirembe n’obutebenkevu bw’eggwanga.

Nnyombi Tembo agambye nti ng’ekitongole ekyakwasibwa omulimu gw’okuluηamya eby’empuliziganya mu ggwanga, sibakuloonzaloonza kukangavvula abafulumya amawulire agateeka eby’okwerinda by’eggwanga mu katyabaga.

Agambye nti nga bakolaganira wamu nabakuuma ddembe balondoola emikutu gy’ebyempuliziganya okuli Radio, TV, n’emitimbagana, abanakwatibwa kakubajjuutuka, mu lunnabuddu kyakaatirizza nti “Its not business as usual”.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima
  • Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga
  • Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament
  • Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya
  • Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -