• Latest
  • Trending
  • All
2 basingisiddwa omusango gw’okusaddaaka omwana Percy Mirembe – basaliddwa ekibonerezo kyakusibwa obulamu bwabwe bwonna bwebasigazza kunsi

2 basingisiddwa omusango gw’okusaddaaka omwana Percy Mirembe – basaliddwa ekibonerezo kyakusibwa obulamu bwabwe bwonna bwebasigazza kunsi

April 16, 2024
Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

July 3, 2026
Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

July 2, 2026
Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

Bannauganda 2 bebakafiira mu bulumbaganyi obukolebwa ku bagwiira e South Africa

July 2, 2026
Abakozi ba parliament ya Uganda 7 basindikiddwa ku alimanda e Luzira – bagguddwako emisango 9 gy’obulyake n’obukenuzi

Abakozi ba parliament ya Uganda 7 basindikiddwa ku alimanda e Luzira – bagguddwako emisango 9 gy’obulyake n’obukenuzi

July 2, 2026
Owa Uganda Cranes Ivan Ahimbisibwe yegasse ku club ya Zakho mu Iraq

Owa Uganda Cranes Ivan Ahimbisibwe yegasse ku club ya Zakho mu Iraq

July 1, 2026

President Museveni ayimirizza ku mirimu abakulu 4 mu ministry y’ebyentambula n’enguudo – mulimu eby’oluguudo lwa Busega – Mpigi Expressway

July 1, 2026

Miria Matembe asiindikiddwa ku alimanda e Luzira – agguddwako gwakusiga bukyayi

June 30, 2026

Omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 gukomekkerezeddwa – emisolo emiggya gitandikirawo ku mafuta,sukaali,cement n’ebirala

June 30, 2026

Government etangaazizza ku by’okuggala NTV n’emikutu gya Nation media emirala – president Museveni yalagira giggalwe

June 30, 2026
Buganda etongozza akakiiko akagenda okuvunaanyizibwa kukulwanyisa ebirwadde ebibalukawo

Buganda etongozza akakiiko akagenda okuvunaanyizibwa kukulwanyisa ebirwadde ebibalukawo

June 30, 2026

Bannauganda 1200 bebasuubirwa okuggyibwa e SouthAfrica – nsalesale eyaweebwa abagwiira okwamuka eggwanga eryo aweddeko

June 30, 2026
President Museveni akubirizza olukiiko lwa baminister olusookedde ddala mu kisanja ekiggya 2026-2031

President Museveni akubirizza olukiiko lwa baminister olusookedde ddala mu kisanja ekiggya 2026-2031

June 29, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

2 basingisiddwa omusango gw’okusaddaaka omwana Percy Mirembe – basaliddwa ekibonerezo kyakusibwa obulamu bwabwe bwonna bwebasigazza kunsi

by Namubiru Juliet
April 16, 2024
in Amawulire
0 0
0
2 basingisiddwa omusango gw’okusaddaaka omwana Percy Mirembe – basaliddwa ekibonerezo kyakusibwa obulamu bwabwe bwonna bwebasigazza kunsi
0
SHARES
303
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kooti enkulu e Masaka esindiise omusawo w’ekkinansi Mases Makumbi Kiseegu n’omukozi we Dennis Kabuye ku kibonerezo kyakusibwa obulamu bwabwe bwonna, oluvanyuma lw’okusingisibwa omusango gw’okusaddaka omwana Percy Mirembe.eyali ow’omwaka gumu n’ekitundu.

Ettemu lino lyaliwo nga 25 November,2017, ababiri bano bwebaasaanga Persey Mirembe ng’azannya ne muto munne Joram Kayiira, kwekumuliimbalimba nebamuwa swiiti, nebabuzaawo Mirembe.

Percy Mirembe yasaddaakibwa

Bino byali ku kyalo Kayogi mu Nyendo Mukungwe mu Masaka.

Omulamuzi Victoria Nakintu Katamba olumaze okuwuliriza obujulizi bwonna, n’asaba taata w’omugenzi nga ye Moses Karangwa abeeko kyayogera, asabye omulamuzi nti abasibe babalagirire gyebatwala ebitundu by’omwana wabwe ebirala basobole okubiziika.

Moses Karangwa taata w’omugenzi Percy Mirembe

Era  asabye omulamuzi abatta omwana we mu ngeri y’okusaddaaka nti bawanikibwe ku kalabba.

Wabula munnamateeka w’abavunaanwa asabye omulamuzi abaddiremu nti kubanga Moses Makumbi Kiseegu akaddiye ali mu myaka 77 ate atambulira ku miggo, so ng’alina n’abaana 71 balina okulabirira.

Ate ye Denis Kabuye alina emyaka 43 nti naye ebirwadde bimubala embiriizi.

Omulamuzi Victoria Nakintu Katamba

Wabula Omulamuzi Victoria Nakintu Katamba alagidde basibwe mu nkomyo obulamu bwabwe bwonna, wabula n’ategeeza nti basobola okujulira mu nnaku 14.

Moses Makumbi Kiseegu era yeyali omusawo wa Kato Kajubi eyasingisibwa ogw’okusaddaaka omwana Joseph Kasirye eyali ow’emyaka 12.

Bisakiddwa: Jimmy Ssekabiito

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira
  • Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu
  • Bannauganda 2 bebakafiira mu bulumbaganyi obukolebwa ku bagwiira e South Africa
  • Abakozi ba parliament ya Uganda 7 basindikiddwa ku alimanda e Luzira – bagguddwako emisango 9 gy’obulyake n’obukenuzi
  • Owa Uganda Cranes Ivan Ahimbisibwe yegasse ku club ya Zakho mu Iraq

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist