• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka bwa Buganda butenderezza abantu bonna abajjumbidde okugula emijoozi gy’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka – offiice ya ssentebe wa NRM eguze gya bukadde bwa shs 50

Obwakabaka bwa Buganda butenderezza abantu bonna abajjumbidde okugula emijoozi gy’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka – offiice ya ssentebe wa NRM eguze gya bukadde bwa shs 50

April 5, 2024
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Obwakabaka bwa Buganda butenderezza abantu bonna abajjumbidde okugula emijoozi gy’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka – offiice ya ssentebe wa NRM eguze gya bukadde bwa shs 50

by Namubiru Juliet
April 5, 2024
in BUGANDA
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda butenderezza abantu bonna abajjumbidde okugula emijoozi gy’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka – offiice ya ssentebe wa NRM eguze gya bukadde bwa shs 50
0
SHARES
106
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda butenderezza abakulembeze ku mitendera egyenjawulo, bannabyabufuzi, ebitongole ne kampuni ezetabye mu kaweefube w’okugula emijoozi okwetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka ejigendereddwamu okunnyikiza kawefube w’okulwanyisa endwadde.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga aliko abantu abenjawulo abaguze obujoozi, abubakwasirizza ku mukolo ogubadde mu Bulange e Mengo.

Office ya ssentebe wa NRM era nga president aa Uganda eguze emijoozi gya bukadde bwa shs 50.

Hajat Hadija Namyalo ku lwa Office of the National Chairman ategeezezza nti omukulembeze wégwanga Yoweri Kaguta Museveni mweetegefu okwongera okukwasizaako Obwakabaka okumegga Mukenenya.

Katikkiro yeebazizza Omukulembeze w’eggwanga Gen Yoweri Kaguta Museveni ne ssaabasajja Kabaka olwakaweefube gwebataddewo okulwanyisa siriimu nga bakubiriza bannansi.

Mu ngeri yeemu yebazizza ne bannamikago  omuli USAID , Uganda Aids commission ne ministry y’ebyobulamu olw’enteekateeka zonna zebakoze okulwanyisa siriimu, omwaka 2030 gugende okutuuka ng’afuuse lufumo.

Mu nsisinkanyo yeemu Super Supreme Mufi Sheikh Muhammed Ggalabuzi  aguze emijoozi gya kakadde ka shs kamu, asabye abasiraamu nÁbantu ba Katonda okutambulira ku biragiro byÓmukama, naasaba banansi okweewala Mukenenya nga bayita mu ngeri zonna.

Mungeri yeemu ba minister okuli owa tekinologiya n’Okulungamya eggwanga Dr Chris Baryomunsi n’Omubeezi we Owek Joyce Juliet Nabbosa Ssebuggwaawo beegasse ku kaweefube w’Okugula emijoozi, nebeebaza Beene okubeera Omusaale mu kulwaanirira abantube.

Omubaka akiikirira Makindye Ssaabagabo David Sserukenya  naye aguze emijoozi gy’emisinde n’Okuwaayo Ambulance 3 ezigenda okukozesebwa okutaakiriza abanaaba bakooye.

Akulira BMK group of Companies ne Hotel Africana Haji Haruna Kalule Kibirige, aguze emijoozi gya bukadde bwa shs bubiri era gimukwaasiddwa akulira ebigenda ku mpewo za CBS Omuk Haji Abbey Mukiibi, ono yeeyamye okwongera okuwagira entekateeka za Beene , nga bwegwaali mu kulwaanyisa obulwadde bwa Nalubiri.

Kampuni n’ebitongole ebirala bingi bireese ensimbi z’emijoozi gy’emisinde gy’Amazaalibwa g’Empologoma;  mubaddemu Amaka g’Obwa president obukadde 5,Bank of Uganda obukadde 10 , Nivana obukadde 100 Obw’Amazzi n’ensimbi enkalu.

Uganda Bbaati obukadde 5,Quality Chemicals obukadde  10 , URA 5, National Drug Authority 5, KCCA obukadde 12 , KPMG obukadde 5 , Uganda Red Cross society obukadde 6.

Civil Aviation Authority 3.5 , Uganda breweries nayo ewagidde ,UMEME obukadde 5, Uganda Railway cooperation million 5,National water 5, Insurance Regulatory Authority 5m , ne East African  roofings systems limited obukadde 2.

Mu balala abawagidde Emisinde kubaddeko aba Ttooke ,National population council, Beilla Uganda,  Human diagnostics, Mwaanyi Terimba limited, I dental care, HTC n’abalala.

Bonna beebazizza nnyo Obwakabaka olwokubawa omukisa okuweetaba mu ntekateeka eno, era nebawera obutakoowa kuwagira Bwakabaka.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF
  • Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi
  • Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza
  • Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -