• Latest
  • Trending
  • All
Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano

Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano

June 25, 2022
CBS fans’ Clubs bajjumbidde okusimba emiti – ssenkulu wa CBS abakubirizza n’okuweerera abaana

CBS fans’ Clubs bajjumbidde okusimba emiti – ssenkulu wa CBS abakubirizza n’okuweerera abaana

August 12, 2022
District Khadh w’e Masaka – Sheik Swaib Ndugga Mukama amujjuludde

District Khadh w’e Masaka – Sheik Swaib Ndugga Mukama amujjuludde

August 12, 2022
Okwekennenya obululu bwa president e Kenya kutambula kasoobo – ssentebe alabudde ba ‘agent’ babesimbyewo

Okwekennenya obululu bwa president e Kenya kutambula kasoobo – ssentebe alabudde ba ‘agent’ babesimbyewo

August 12, 2022
Abavubuka ababadde bekalakaasa police ebakutte – bagala bawebwe minister omuvubuka

Abavubuka ababadde bekalakaasa police ebakutte – bagala bawebwe minister omuvubuka

August 12, 2022
Nabagereka aggaddewo ekisaakaate diaspora 2022

Nabagereka aggaddewo ekisaakaate diaspora 2022

August 12, 2022
Bannalulungi b’ebyobulambuzi mu Buganda bakulambula amasaza gonna

Bannalulungi b’ebyobulambuzi mu Buganda bakulambula amasaza gonna

August 12, 2022
Prof.Nawangwe is aged to lead Makerere University – Lecturers

Prof.Nawangwe is aged to lead Makerere University – Lecturers

August 12, 2022
UN etenderezza akalulu k’e Kenya

UN etenderezza akalulu k’e Kenya

August 12, 2022
Aba police bawonye ennyumba za ”mamayingiya poole”

Aba police bawonye ennyumba za ”mamayingiya poole”

August 12, 2022
Nnabagereka asisinkanye bannaUganda ababeera e Boston mu America bamutegekedde ekijjulo

Nnaabagereka’s speech at the Dinner-Boston 2022

August 11, 2022
Enkambi ya Ruto n’eya Odinga zonna zitegese wezigenda okujaganyiza obuwanguzi

Enkambi ya Ruto n’eya Odinga zonna zitegese wezigenda okujaganyiza obuwanguzi

August 11, 2022
Abayeekera bayimbudde abasibe abasoba mu 800 – amakumi 50 balemereddwa okudduka

Abayeekera bayimbudde abasibe abasoba mu 800 – amakumi 50 balemereddwa okudduka

August 11, 2022
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano

by Namubiru Juliet
June 25, 2022
in Nature
0 0
0
Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano
0
SHARES
77
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Emu ku ggoonya eziri mu Uganda Wildlife Conservation Education Center – Zoo e Ntebbe

“Ggoonya ebadde etwala munange nga ndaba ebadde emuwaalawala …….yiiyi egenda …… Ebadde etwala munange nga ndaba ebadde emuwaalawala……”

Ekyo ky’ekimu ku bitundu mu lumu ku nnyimba ez’e𝝶𝝶oma e𝝶𝝶anda ez’ayimbibwanga edda mu masomero.

Goonya, mu by’obuwangwa bya Buganda etwalibwa okuba nti yetambuliramu ogumu ku misambwa gya Buganda oguyitibwa Kitinda.

Ku luguddo lw’e Ntebe mu saza Busiro mu Ggombolola ya

Katabi Ssabaddu , kwekuli ekyalo Kitubulu – Kitinda.

Ekyalo kino kiri ku lubalama lwa Nnyanja Nalubaale nga kigambimbwa okuba nti kiriko omusambwa guno Kitinda ogutambulira mu Ggoonya.

Ekitundu ekyo era kirimu Ggoonya ezitawaanya ennyo abavubi.

Buli nga 17 omwezi ogwa Ssebaaseka (June) mu kisaawe ky’obutonde bw’ensi, lubeera lwakwefumiitiriza ku  Ggoonya.

Goonya nsolo ya mu mazzi enyumirwa nnyo obulamu obwanamunigina, wadde oluusi zeegatta mu bibinja singa ziba zinoonya eky’okulya.

(‘Ggoonya zirya ki’ …kakyaaka nnyo mu kalango ka kampuni ya MTN.)

Ggoonya nsolo mulya nnyama, era n’abantu tebataliza singa ebaako gwekwasizza.

Abavubi bangi n’abawugira ku mbalama zennyanya baluguzeemu obulamu, nga balyibwa ggoonya.

Goonya bwezibeera ku lukalu ebiseera ebisinga zibeera zaasamye.

Johnson Puruka omusomesa w’obutonde bw’ensi ku Uganda Wildlife Conservation Education Center – Zoo e Ntebe yatunyonyodde nti Goonya okwasama zibeera zikendeeza ku bbugumu mu mubiri gwayo.

Ggoonya terina butuli ku mubiri gwayo obwandigiyambye okufulumya ebbumu eryo, kyeriva liyita mu kamwa.

Ggoonya etera okugerageranyizibwako abantu abakaaba, nebaleeta amaziga agagambibwa okuba aga ggoonya-Crocodile tears.

Peruka agambye nti Ggoonya etera okufulumya amaziga ngériko kyerya, nti kiva ku mpewo okuyingira mu maaso gaayo netuukira ddala mu kafo awatuula obunywa obuleeta amaziga.

Yadde ng’ebisolo ebisinga, obukulu bwazo bupimirwa ku myaka – ku Ggoonya sibwekiri.

Obuwanvu bwébitundu ku mubiri gwayo okuli amaaso, ennyindo n’omumwa kwebasinziira okumanya obukulu bwa Ggoonya.

Ggoonya enkazi ebeera nóbuwanvu bwa mita 1.5, ate Ensajja mita 2.

Johnson Puruka agambye nti mu nsonga z’omukwano, Ggoonya nsolo etapapira byakwegatta era erindira ddala okutuuka ng’ekuze .

Ensaja ekuzze esooka neekola amatwale gaayo, nga gano eba teyagala nsajja ndala esaalimbiramu.

Ggoonya ensajja etandika okunoonya enkazi.

Bwezisisinkana zisooka kwebuuza, nga bwezekoona ku mitwe gyazo mpola mpola.

Ggoonya enkazi bwesiima, ensajja ejirabiraawo olwo nayo ensanja neyongera okuwanika omutwe gwayo mu bbanga, ng’akabonero akalaga nti esiimye,era awo omukwano gwa Ggoonya zino zombi wegutandikira.

Kyokka singa Ggoonya enkazi eba tesiimye nsanja oluvanyuma lw’okubuzaganya kw’emitwe, enkazi ewuga neyeyongerayo, era ensajja okusalawo okwo ekusaamu ekitiibwa.

Bisakiddwa: Diana Kibuuka

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • CBS fans’ Clubs bajjumbidde okusimba emiti – ssenkulu wa CBS abakubirizza n’okuweerera abaana
  • District Khadh w’e Masaka – Sheik Swaib Ndugga Mukama amujjuludde
  • Okwekennenya obululu bwa president e Kenya kutambula kasoobo – ssentebe alabudde ba ‘agent’ babesimbyewo
  • Abavubuka ababadde bekalakaasa police ebakutte – bagala bawebwe minister omuvubuka
  • Nabagereka aggaddewo ekisaakaate diaspora 2022

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

July 25, 2022
Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi e Iganga

Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi e Iganga

July 25, 2022
Soma ku byafaayo by’emmotoka ya Rolls Royce eyakwasiddwa Ssaabasajja Kabaka ku mazaalibwa ge age 67

Soma ku byafaayo by’emmotoka ya Rolls Royce eyakwasiddwa Ssaabasajja Kabaka ku mazaalibwa ge age 67

July 18, 2022
Ofono Opondo wetondere Lukwago – bannabyabufuzi

Lord Mayor Erias Lukwago ayagala obukadde 500 – atutte Ofwono Opondo mu kooti

August 3, 2022
Mao – the genius who outwitted the nation

Mao – the genius who outwitted the nation

July 25, 2022

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
CBS fans’ Clubs bajjumbidde okusimba emiti – ssenkulu wa CBS abakubirizza n’okuweerera abaana

CBS fans’ Clubs bajjumbidde okusimba emiti – ssenkulu wa CBS abakubirizza n’okuweerera abaana

August 12, 2022
District Khadh w’e Masaka – Sheik Swaib Ndugga Mukama amujjuludde

District Khadh w’e Masaka – Sheik Swaib Ndugga Mukama amujjuludde

August 12, 2022
Okwekennenya obululu bwa president e Kenya kutambula kasoobo – ssentebe alabudde ba ‘agent’ babesimbyewo

Okwekennenya obululu bwa president e Kenya kutambula kasoobo – ssentebe alabudde ba ‘agent’ babesimbyewo

August 12, 2022
Abavubuka ababadde bekalakaasa police ebakutte – bagala bawebwe minister omuvubuka

Abavubuka ababadde bekalakaasa police ebakutte – bagala bawebwe minister omuvubuka

August 12, 2022
Nabagereka aggaddewo ekisaakaate diaspora 2022

Nabagereka aggaddewo ekisaakaate diaspora 2022

August 12, 2022
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist