Abakulembeze b’amawanga 10 bebasuubirwa okwetaba ku mikolo gyokukuzaguza emyaka 60, nga Uganda yefuga.
Uganda yafuna obwetwaze okuva ku Bungereza nga 09 October,1962.
President wa Kenya, Dr William Ruto yeyasoose okutuuka.
Salva Kiir Mayadit owa SouthSudan waali.
President Hassan Sheikh Muhamud owe Somalia naye yetabye ku mikolo.
Democratic Republic of Congo akiikiriddwa amyuka ssabaminister wa DRC Lihau Ebua Jean Pierre.
President Evariste Ndayishimye owa Birundi yatuuse.
Dr.Hussein Ali Mwinyi president Ali Mwinyi waali.#