• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka asaasidde ba Ssebuggwawo olw’okufiirwa omutabani

Ssaabasajja Kabaka asaasidde ba Ssebuggwawo olw’okufiirwa omutabani

June 15, 2022
Katikkiro Mayiga alabudde Bannabulemeezi kukulagajjalira ettaka – baleese oluwalo 2022

Katikkiro Mayiga alabudde Bannabulemeezi kukulagajjalira ettaka – baleese oluwalo 2022

June 28, 2022
Ekyapa kye ttaka government kyeyaliyirirako ensimbi akawumbi 1.6 kyafuluma eggwanga liri ku muggalo – COSASE

NRM etandise okuwandiika abagenda mu EALA

Rugby Cranes esitudde egenze France mu mpaka za Africa

Rugby Cranes esitudde egenze France mu mpaka za Africa

June 28, 2022
Abantu 4000 bebesowoddeyo okwewandiisa okuyingira  amagye ga UPDF

Abantu 4000 bebesowoddeyo okwewandiisa okuyingira amagye ga UPDF

June 27, 2022
Obwakabaka bwa Buganda bwanjudde embalirira y’omwaka ogujja 2022/2023 ya buwumbi 157.8

Obwakabaka bwa Buganda bwanjudde embalirira y’omwaka ogujja 2022/2023 ya buwumbi 157.8

June 27, 2022
Mu bifaananyi-Olukiiko lwa Buganda lutudde okusoma embalirira ya 2022 / 2023

Mu bifaananyi-Olukiiko lwa Buganda lutudde okusoma embalirira ya 2022 / 2023

June 27, 2022
St.Henry’s College Kitovu ejaguza emyaka 100 – abayizi b’e Makerere bagisabidde

St.Henry’s College Kitovu ejaguza emyaka 100 – abayizi b’e Makerere bagisabidde

June 26, 2022
Amasomero gajaguzza emyaka 40 – ng’essaza Kiyinda Mityana liyinda

Amasomero gajaguzza emyaka 40 – ng’essaza Kiyinda Mityana liyinda

June 26, 2022
Mu bifaananyi -Essanyu ly’okwaniriza Kabaka mu Buddu ng’aggulawo empaka z’amasaza 2022

Mu bifaananyi -Essanyu ly’okwaniriza Kabaka mu Buddu ng’aggulawo empaka z’amasaza 2022

June 26, 2022
BannaBuddu banyiize okugwa amaliri ne Mawogola mu maaso ga Kabaka

BannaBuddu banyiize okugwa amaliri ne Mawogola mu maaso ga Kabaka

June 25, 2022
Ssaabasajja Kabaka asiimye n’aggulawo empaka z’amasaza 2022

Ssaabasajja Kabaka asiimye n’aggulawo empaka z’amasaza 2022

June 27, 2022
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ssaabasajja Kabaka asaasidde ba Ssebuggwawo olw’okufiirwa omutabani

by Namubiru Juliet
June 15, 2022
in BUGANDA
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka asaasidde ba Ssebuggwawo olw’okufiirwa omutabani
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omulangira David Kintu Wassajja ng’asoma obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka mu kusabira ssalongo Ronald  Bunkeddeko Ssebuggwawo

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asaasidde abenju ya Eng Dan Ssebugwawo n’Omukyala Owek Joyce Juliet Nabbosa Ssebuggwaawo, olwokuvibwako mutabani wabwe Ronald Daniel Bunkeddeko Ssebuggwawo.

Mu bubakabwe obusomeddwa Omulangira David Kintu Wassajja mu Lutikko e Namirembe, Omuteregga asabye Omutonzi agumye emitima gy’abazadde, abaana n’emikwaano.

Ssaabasajja agambye nti “Tubeegattako okukungubagira mutabani wammwe omwagalwa Ssalongo Ronald Bunkeddeko Ssebugwawo, okufaakwe okw’ekibwatukira ku tukubye enkyukwe fenna. Tubasaasidde nnyo nnyini olw’okufiirwa omwana abadde asajjakudde, era nga mu mulinamu essuubi lingi”.

Mu ngeri yeemu asaasidde Nnalongo olw’okufiirwa Ssalongo we, era nga bombi babadde bakyali bato ddala.

Nnaabagereka Sylivia Nagginda n’Owek.Joyce Nabbosa Ssebuggwawo

Omumyuka owookubiri owa Katikkiro wa Buganda Owek Robert Wagwa Nsibirwa agambye nti Obwakabaka bunyoleddwa nnyo olwokuvibwako Omutabani Ronald Daniel Bunkeddeko, abadde aweereza Buganda  ne Uganda mu ngeri ezitali zimu.

Owek.Waggwa Nsibirwa omumyuka owookubiri owa Katikkiro wa Buganda

Omulabirizi w’e Namirembe eyawummula Samuel Balagadde Ssekkadde nga yaakulembeddemu okubuulira, abuuliridde abakkiriza ku kabaate akali mu kwesiga ebirala nebateesiga Katonda wabwe, ekiviiriddeko ebikolobero mu bantu okweyongera.

Abaana b’omugenzi

Minister omubeezi owa tekinologiya Owek Joyce Juliet Nabbosa Ssebuggwaawo nga ye maama w’Omugenzi Ronald Daniel Bunkeddeko Ssebuggwawo, agambye mutabaniwe mumativu nti ali mu maaso ga Katonda, olwenkolaye ebadde ennungi eri abantu ne Katonda.

Nnaalinnya, omulangira Kintu Wasajja n’omulangira Kassim Nakibinge

President wa Forum for Democratic Change Eng Patrick Amuriat Oboi alaze yennyamidde olwa government okulagajjalira eby’obulamu  neetalowooza ku kyakuussa nsimbi zimala mu byobulamu.

Minister w’ebyamawulire n’Okulungamya eggwanga era omwogezi wa government Dr Chris Baryomunsi agambye nti embeera y’ebyobulamu mu Uganda newankubadde ekyetaaga obuvujjirizi, ne bannayuganda basaanye okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe okwewala endwadde ezeewalika.

Owek. Joyce Ssebuggwawo,Owek Martin Kasekende,Owek.Noah Kiyimba,Owek.Ahmed Lwasa ne minister Chris Baryomunsi

Okusabira omugenzi Ronald Daniel Bunkeddeko Ssebuggwawo kwetabiddwako Nabagereka Sylvia Najjinda, ba Nalinnya, Abalangira, Abambejja ,abebitiibwa mu bwakabaka ne government eya wakati, ababaka ba parliament n’abantu abalala bangi.

Ba minister ba government eya wakati:inister w’amawulire Chris Baryomunsi, minister w’obutonde bwensi Beatrice Anywar, ne minister w’ettaka Judith Nabakooba

Okusabira omugenzi bwekuwedde n’atwalibwa ku biggya bya bajjaja be e Nkumba ku luguudo oluva e Kampala okudda e Ntebbe gy’agalamiziddwa.

Bisakiddwa:Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Katikkiro Mayiga alabudde Bannabulemeezi kukulagajjalira ettaka – baleese oluwalo 2022
  • NRM etandise okuwandiika abagenda mu EALA
  • Ekyapa kye ttaka government kyeyaliyirirako ensimbi akawumbi 1.6 kyafuluma eggwanga liri ku muggalo – COSASE
  • Rugby Cranes esitudde egenze France mu mpaka za Africa
  • Abantu 4000 bebesowoddeyo okwewandiisa okuyingira amagye ga UPDF

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
ABASIBE BAFIIRIDDE MU KABENJE, BABADDE BAGENDA MUNNIMIRO

ABASIBE BAFIIRIDDE MU KABENJE, BABADDE BAGENDA MUNNIMIRO

February 17, 2022
Omwoleso gwa CBS Pewosa aboolesezza n’abalambuzi baganyuddwa

Omwoleso gwa CBS Pewosa aboolesezza n’abalambuzi baganyuddwa

April 18, 2022
Obwakabaka bwa Buganda butangaazizza ku nnyonyi eyatwala Ssaabasajja Kabaka e Germany

Obwakabaka bwa Buganda butangaazizza ku nnyonyi eyatwala Ssaabasajja Kabaka e Germany

March 28, 2022
Abayizi abatanaweza myaka 18 sibakuddamu kuwandiisibwa mu matendekero gébyekisawo

Abayizi abatanaweza myaka 18 sibakuddamu kuwandiisibwa mu matendekero gébyekisawo

April 26, 2022
Supreme Court return Crane Bank to Sudhir

Supreme Court return Crane Bank to Sudhir

February 11, 2022

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Katikkiro Mayiga alabudde Bannabulemeezi kukulagajjalira ettaka – baleese oluwalo 2022

Katikkiro Mayiga alabudde Bannabulemeezi kukulagajjalira ettaka – baleese oluwalo 2022

June 28, 2022
Ekyapa kye ttaka government kyeyaliyirirako ensimbi akawumbi 1.6 kyafuluma eggwanga liri ku muggalo – COSASE

NRM etandise okuwandiika abagenda mu EALA

June 28, 2022
Ekyapa kye ttaka government kyeyaliyirirako ensimbi akawumbi 1.6 kyafuluma eggwanga liri ku muggalo – COSASE

Ekyapa kye ttaka government kyeyaliyirirako ensimbi akawumbi 1.6 kyafuluma eggwanga liri ku muggalo – COSASE

June 28, 2022
Rugby Cranes esitudde egenze France mu mpaka za Africa

Rugby Cranes esitudde egenze France mu mpaka za Africa

June 28, 2022
Abantu 4000 bebesowoddeyo okwewandiisa okuyingira  amagye ga UPDF

Abantu 4000 bebesowoddeyo okwewandiisa okuyingira amagye ga UPDF

June 27, 2022
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist