• Latest
  • Trending
  • All
Okuwulira omusango ogwawabwa owa NUP kujulidde mwaka gujja

Okuwulira omusango ogwawabwa owa NUP kujulidde mwaka gujja

December 9, 2022
Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja

Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja

January 28, 2023

Ekibuga Kampala: Wuuno Mugisha Peter atunda bibala abifunyeemu

January 28, 2023
CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN

CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN

January 28, 2023

International Criminal Court ettukizza emisango gya Joseph Kony

January 27, 2023
UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

January 27, 2023
Buganda Royal institute etikidde abayizi abasobye mu 1000

Buganda Royal institute etikidde abayizi abasobye mu 1000

January 27, 2023
M23 erangiridde ennumba empya okulwanyisa ekitta bantu

M23 erangiridde ennumba empya okulwanyisa ekitta bantu

January 27, 2023
Obusaanyi bulumbye Bugweri

Obusaanyi bulumbye Bugweri

January 27, 2023
Enkuba egoyezza ab’e Buikwe

Enkuba egoyezza ab’e Buikwe

January 26, 2023
Abategesi bebivvulu basimbidde ekkuuli omusolo omuggya

Abategesi bebivvulu basimbidde ekkuuli omusolo omuggya

January 26, 2023
President Museven azzeemu okulabula abasaanyawo obutonde bw’ensi

President Museven azzeemu okulabula abasaanyawo obutonde bw’ensi

January 26, 2023
Abaazirwako mu lutalo lwa NRA

Abaazirwako mu lutalo lwa NRA

January 26, 2023
  • official email
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Politics

Okuwulira omusango ogwawabwa owa NUP kujulidde mwaka gujja

by Namubiru Juliet
December 9, 2022
in Politics
0 0
0
Okuwulira omusango ogwawabwa owa NUP kujulidde mwaka gujja
0
SHARES
79
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Okuwulira omusango gw’ebyokulonda ogwaloopwa munnakibiina kya NUP Betty Sentamu ng’era mwannyina wa Robert Kyagulanyi Sentamu mwawakanyiza obuwanguzi bwa Munnakibiina kya NRM Sylivia Nayebare ng’omubaka omukyala omulonde owa District ye Gomba kujulidde mwaka gujja 2023.

Oludda oluvunaanibwa lulemereddwa okuwa kkooti kalonda yenna eyetagisibwa mu musango guno, nga bwerwali lwalagirwa.

Omulamuzi wa kkooti e Mpigi Alex Ajiiji yali yalagira enjuyi zombi okuteekamu kalonda yenna akwata ku musango mu buwandiike obutasukka nga 17th omwezi oguwedde ogwa November,2022.

Wabula okuwulira omusango bwekutuuse, nekizuulibwa nti bannamateeka bomubaka Nayebare tebaabiwaayo era kkooti kwekubalagira okubiwaayo obutasukka mwezi guno ogwa December ,2022 ate olwo omusango guwulirwe nga 23rd Gatonya 2023.

Kinnajjukirwa mu August 2021, kkooti enkulu e Mpigi ng’ekulirwa omulamuzi Richard Wabwire yagoba omusango guno, oluvannyuma lwokukizuula nti Betty Sentamu yalemererwa okusasula emitwalo 150,000 egyetagisa okuteekayo omusango mu kkooti, yali yasasulako emitwalo 100,000 gyokka násigala ngabanjibwayo emitwalo 50,000.

Oluvannyuma lw’omulamuzi okugugoba Betty Ssentamu yasalawo okujulira .

Abalamuzi ba kkooti ejulirwamu 3 nga bakulemberwamu Irene Mulyagonja, bakkiriziganya ne Sentamu nti kkooti enkulu yayolesa obunafu okumala gagoba omusango ku kasonga akatono ak’ensimbi emitwalo 50,000 ezempaabi.

Baategeeza nti omulamuzi yandibadde amulagira okuzisasula, nerema kugoba bugobi musango nga teguwuliddwa, bwebatyo nebalagira guddemu guwulirwe mu maaso gomulamuzi omulala.

Mu kalulu kano akaali akaakaasa mmeeme, akakiiko k’ebyokulonda kaalangirira omubaka Nayebare nti yeyawangula nobululu emitwalo 30, 253 ate munna NUP Betty Sentamu bwebaali ku mbiranye n’afuna obululu 22, 657 ku bululu 55,643 obw’akubwa.

Wabula Sentamu awakanya obuwanguzi bwa Nayebare gw’alumiriza okubba akalulu nókugulirira abalonzi.

Bisakiddwa: Mpagi Recoboam

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja
  • Ekibuga Kampala: Wuuno Mugisha Peter atunda bibala abifunyeemu
  • CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN
  • International Criminal Court ettukizza emisango gya Joseph Kony
  • UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

July 25, 2022
KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

December 29, 2022
Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

December 23, 2022
Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

January 20, 2023
Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi e Iganga

Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi e Iganga

July 25, 2022

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja

Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja

January 28, 2023

Ekibuga Kampala: Wuuno Mugisha Peter atunda bibala abifunyeemu

January 28, 2023
CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN

CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN

January 28, 2023

International Criminal Court ettukizza emisango gya Joseph Kony

January 27, 2023
UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

January 27, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist