Eggye lya Bungereza ery’empingu nga lisitudde ssanduuko omuli omubiri gwa Queen Elizabeth IIKing Charles III akulembeddemu bagandabe n’abaana be, nga bagoberera ssanduuko omuli omubiri gwa nnyabwe Queen Elizabeth II
Abasirikale b’eggye ly’empingu 142 bebetisse ssanduuko omuli omubiri gwa Queen Elizabeth II.
Engule ya Queen Elizabeth II ng’eteekeddwa ku ssanduuko omuli omubiri gweOmubiri gwa Queen Elizabeth nga gutuusibwa mu Westminister AbbeyAbantu abaayitiddwa nga bali mu kanisa yq St.George balindiridde omubiri gwa Queen Elizabeth IIBannaddiini abakulembeddemu okusabira Queen Elizabeth IIOmubiri gwa Queen Elizabeth II nga guyingizibwa mu kanisa okumusabiraSsanduuko omuli omubiri gwa Queen Elizabeth II ezitowa kilo 567 nga yakolebwa emyaka 33 egiyiseEkibinja ekisooka eky’eggye lya Grenadier Guards bebayingizza mu kanisa, ssanduuko omuli omubiri gwa Queen Elizabeth II.