Ssaabasajja ng’asala keeki y’amazaalibwa ge age 67Ssaabasajja Kabaka ne minister we ow’emirimu egy’enkizo Owek.Daudi MpangaKaggo Agnes Nambirige Ssempa ng’aliko byanyonyola Ssaabasajja KabakaKatikkiro Charles Peter Mayiga ng’ayanjulira Kabaka Ssenkulu w’ekitongole kya Buganda eky’obulambuzi afukamiddeSsaabasajja Kabaka ng’ayanjulirwa emmotoka ekika kya Rolls Royce eyali eya Ssekabaka Fredrick Muteesa II, eyaziddwa obujjaRolls Royce ekwasiddwa Omutanda ng’ekirabo ekyenjawulo ku mazaalibwa ge ag’e 67Rolls Royce nga bwefaanana mu maasoRolls Royce nga bweyali efaanana mu 2020 nga yakaggibwa mu Uganda Museum government negiddiza ObwakabakaKeeci y’amazaalibwa ga Kabaka age 67Omumbejja Ssangalyambogo (ali wakati) ku mazaalibwa ga Kabaka age 67
Ssaabasajja ng’abuuza ku mw.Gordon Wavamunno owa Spear Motors gw’asiimye naawa ejinja ery’omuwendo, olw’emirimu gyakoledde obwakabaka ne Uganda okutwaliza awamuKatikkiro eyawummula Joseph Mulwanyammuli Ssemwogerere, Katikkiro Charles Peter Mayiga ne Katikkiro eyawummula Dan MuliikaOwek Daudi Mpanga Minister w’emirimu egy’enkizo n’omulangira Daudi WasajjaOmumyuka owookubiri owa Katikkiro Owek.Robert Waggwa NsibirwaOmulangira David NamugalaMukyala w’omulangira David Namugala ku mazaalibwa ga Kabaka ag’e 67 mu Lubiri e MengoMinister wa ICT mu government eyawakati Owek.Joyce Juliet Nabbosa Ssebugwawo
Munnamateeka era director wa CBS Owek.John KatendeOmuk.Michael Kawooya Mwebe ssenkulu wa CBS FM.Lord mayor wa Kampala Erias LukwagoOmw.Godfrey Kirumira abadde memba ku kakiiko akabadde kavunaanyizibwa kukuzza obuggya emmotoka ya Kabaka kika kya Rolls RoyceOmubaka wa Mawokota South Yusuf Nsibambi ne ssentebe wa Wakiso district Matia Lwanga Bwanika