Jajja omutaka omukulu ow’akasolya k’ekika ky’Empeewo Kiggye Paul Daniel Mbazzi awummudde.
Omwogezi w’ekika ky’Empeewo Evelyn Nakiryowa agambye nti ogwoto gukumiddwa mu maka ge e Kiteetikka Kyadondo, era n’enteekateeka endala zaakwanjulwa oluvannyuma.#