• Latest
  • Trending
  • All
Ebizinga by’e Ssese bifunye ekyuma ekisunsula emmwanyi – Owek.Waggwa Nsibirwa abawadde amagezi okukuuma omutindo

Ebizinga by’e Ssese bifunye ekyuma ekisunsula emmwanyi – Owek.Waggwa Nsibirwa abawadde amagezi okukuuma omutindo

June 18, 2022
President wa NUP Robert Kyagulanyi – bannamubende bamulaze essanyu

President wa NUP Robert Kyagulanyi – bannamubende bamulaze essanyu

February 8, 2023
Munnamateeka Anthony Wameri afudde tanaggusa lutalo lwakulwanisa batyoboola ddembe ly’obuntu

Munnamateeka Anthony Wameri afudde tanaggusa lutalo lwakulwanisa batyoboola ddembe ly’obuntu

February 8, 2023
Mmwanyi terimba 2023 etongozeddwa

Mmwanyi terimba 2023 etongozeddwa

February 8, 2023
Omusaabaze abuuse ku mmeeri neyesuula mu nnyanja

Omusaabaze abuuse ku mmeeri neyesuula mu nnyanja

February 8, 2023
Agambibwa okuwambibwa mu Drone asuuliddwa e Nakaseke nga tategerekeka

Agambibwa okuwambibwa mu Drone asuuliddwa e Nakaseke nga tategerekeka

February 8, 2023
Uganda Cranes abagenyi baayo aba Tanzania ebatutte Misiri

Uganda Cranes abagenyi baayo aba Tanzania ebatutte Misiri

February 8, 2023
Minister alina obuyinza obulungamya engereka y’ebisale by’amasomero

Minister alina obuyinza obulungamya engereka y’ebisale by’amasomero

February 8, 2023
Abalimi ba Pamba e Mawokota beyongedde okubangulwa

Abalimi ba Pamba e Mawokota beyongedde okubangulwa

February 8, 2023
Court dismisses application to block installation of digital surveillance cameras on all  cars

Court dismisses application to block installation of digital surveillance cameras on all cars

February 8, 2023
Abantu abafa olwa musisi eyayise e Turkey beyongera bungi – ebizimbe bikyagwa

Abantu abafa olwa musisi eyayise e Turkey beyongera bungi – ebizimbe bikyagwa

February 7, 2023
Ababaka balemeseddwa okulaba omubaka Allan Ssewanyana mu kkomera

Ababaka balemeseddwa okulaba omubaka Allan Ssewanyana mu kkomera

February 7, 2023
UWA esitukiddemu okutaasa abatuuze abalumbiddwa engo

UWA esitukiddemu okutaasa abatuuze abalumbiddwa engo

February 7, 2023
  • official email
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ebizinga by’e Ssese bifunye ekyuma ekisunsula emmwanyi – Owek.Waggwa Nsibirwa abawadde amagezi okukuuma omutindo

by Namubiru Juliet
June 18, 2022
in BUGANDA, Business
0 0
0
Ebizinga by’e Ssese bifunye ekyuma ekisunsula emmwanyi – Owek.Waggwa Nsibirwa abawadde amagezi okukuuma omutindo
0
SHARES
82
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ebizinga bye Ssese bifunye ekyuma ekisookedde ddala ekisunsula emmwanyi, mu kawefube w’okwongera okusitula n’okukuuma omutindo gw’emmwanyi.

Ekyuma kino kiri ku kyalo Bweya Kibanga ku kizinga Buggala mu district ye Kalangala.

Ssese okutwaliza awamu aliko ebizinga 86.

Abalimi b’emmwanyi mu bizinga bye Ssese emmwanyi zabwe babadde bazitwala Masaka ne district eziriraanyeewo, abalimi n’abasuubuzi kye bagamba nti kibadde kibakaluubiriza okuzitambuza.

Omumyuka ow’okubiri owa Katikkiro wa Buganda era nga ye ssentebe w’abasuubuzi b’emmwanyi mu Uganda Owek.Robert Waggwa Nsibirwa bw’abadde alambula ekyuma kino yebazizza omutandisi wakyo Paul Ssemanda n’omukyala Josephine Nantege.

Owek.Robert Waggwa Nsibirwa omumyuka asooka owa Katikkiro wa Buganda (asooka ku kkono) ng’alambula ekyuma ky’e mmwanyi e Kalangala

Owek. Nsibirwa agambye nti Obwakabaka bwa Buganda buzze bukubiriza abantu okulima emmwamyi era bangi bazijjumbidde, era nga mu kiseera kino omutendera gwebuliko gw’egwokukubiriza abantu okukuuma n’okuzongerako omutindo.

Ku mutendera guno mulimu okunoga emmwanyi ezengedde obulungi,okuzaanika ku matundubaali, okuzitereka mu bifo ebikalu obulungi n’okuzitundira ku mutendera gwa kase nga zivuddeko akakuta mu kifo ky’okutunda kibooko.

Owek.Nsibirwa agambye nti obulimi bw’emmwanyi butambulira wamu n’ebirime ebirala, era obukuta obuva ku mmwanyi bagala abantu babukozese okubikka ensuku n’okwongeramu obijimu.

”Nsanyukiddeko aba Ssese nti bwebabeera n’ekyuma okumpi mu kitundu,basobola okutwala obukuta bwabwe nebabussa mu nnimiro, kyokka era basobola n’okubwetundira kubanga bwattunzi eri abokya amanda, abakola cement ne ssabuuni kubanga bulwawo okuzikira” Owek.Waggwa Nsibirwa.

Omwami Paul Ssemanda n’omukyala (abali wakati) abataddewo ekyuma ekisunsula ky’emmwanyi e Kalangala

Paul Ssemanda agambye nti okusoomozebwa okubaddewo kwekuba nti aba Ssese abasinga obungi baali badduka mu kulima emmwanyi nga bonna bemalidde ku binazi byokka.

Akikkaatiriza nti naye kati balina essuubi nti abantu baawulira ekiragiro ky’obwakabaka ekikubiriza abantu okulima emmwanyi mu nkola ya Mmwanyi Terimba, era bangi bazzeemu okuzirima.

Mu kiseera kino ekyuma kino kikuba emmwanyi ezikunukkiriza okuwera ttani emu, wadde nga kirina obusobozi obukuba ttani ssatu buli lunaku.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • President wa NUP Robert Kyagulanyi – bannamubende bamulaze essanyu
  • Munnamateeka Anthony Wameri afudde tanaggusa lutalo lwakulwanisa batyoboola ddembe ly’obuntu
  • Mmwanyi terimba 2023 etongozeddwa
  • Omusaabaze abuuse ku mmeeri neyesuula mu nnyanja
  • Agambibwa okuwambibwa mu Drone asuuliddwa e Nakaseke nga tategerekeka

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

July 25, 2022
KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

December 29, 2022
Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

December 23, 2022
Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

January 31, 2023
Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

January 20, 2023

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
President wa NUP Robert Kyagulanyi – bannamubende bamulaze essanyu

President wa NUP Robert Kyagulanyi – bannamubende bamulaze essanyu

February 8, 2023
Munnamateeka Anthony Wameri afudde tanaggusa lutalo lwakulwanisa batyoboola ddembe ly’obuntu

Munnamateeka Anthony Wameri afudde tanaggusa lutalo lwakulwanisa batyoboola ddembe ly’obuntu

February 8, 2023
Mmwanyi terimba 2023 etongozeddwa

Mmwanyi terimba 2023 etongozeddwa

February 8, 2023
Omusaabaze abuuse ku mmeeri neyesuula mu nnyanja

Omusaabaze abuuse ku mmeeri neyesuula mu nnyanja

February 8, 2023
Agambibwa okuwambibwa mu Drone asuuliddwa e Nakaseke nga tategerekeka

Agambibwa okuwambibwa mu Drone asuuliddwa e Nakaseke nga tategerekeka

February 8, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist