
CBS FM -RADIO YO ENGANZI NG’EKOZESA TEKINOLOGIYA OW’OMULEMBE OMUTEBI……..EKULETEDDE ENKOLA Y’OKUWEEREZA EKIRANGO NG’OKOZESA ESSIMU YO, NETUKIFUNA BUTEREEVU………TEWEETAAGA KUBA NA AIRTIME KASITA OBA NE SSENTE KU MOBILE MONEY
OKWEYUNGA KU NKOLA ENO;
- -GENDA MU SSIMU YO WOWEREREZA OBUBAKA/MESSAGE
- -TANDIKA N’EKIGAMBO KIRANGO88 OBA KIRANGO89 OKUSINZIIRA KU MUKUTU GW’OYAGALA EKIRANGO KYO KISOMEBWE
- -LEKAWO AKABANGA……..TANDIKA OKUWANDIIKA EKIRANGO KYO
- -BWOMALILIZA OSINDIKE KU 8228
- -GOBERERA ENDAGIRIRO NG’OSINZIIRA KU BUDDE N’EMIRUNDI GY’OYAGALA EKIRANGO KYO KISOMEBWE
- -OLUVANYUMA OGYAKUSALIBWAKO SSENTE Z’EKIRANGO NGA ZIVA KU MOBILEMONEY OBA AIRTEL MONEY
- -WEYUNE ENKOLA ENO OWONE OKUTINDIGA OLUGENDO…
‘’ENKOLA N’OBUKWAKULIZO BIGOBERERWA.’’
.
Facebook Comments