89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Amasasi n’omukka ogubalagala binyoose mu district ye Kyegegwa ,Police n’amagye bwebibadde bigumbulula abawagizi b’omukulembeze w’ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu, ababadde bamuwerekera bwabadde agenda walina okukuba olukungaana.

Amasasi n'omukka ogubalagala binyoose mu district ye Kyegegwa ,Police n'amagye bwebibadde bigumbulula abawagizi b'omukulembeze w'ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu, ababadde bamuwerekera bwabadde agenda walina okukuba olukungaana. Police mu kitundu...

Read more

Ministry yekikula kyabantu etaddewo ngennaku zomwezi 25 olwokusatu lwa sabiiti eno ngennaku zomwezi 27 olwokutaano, ngennaku ez’okuwandisizaako abakozi bakinoomu abatali mu bibiina byabakozi ebiwandiise ebimanyiddwa mu ggwanga, nga kino kikoleddwa okusobozesa abakozi bano nabo okweetaba mu kulonda kwababaka abakiikirira abakozi mu Parliament .

Ministry yekikula kyabantu etaddewo ngennaku zomwezi 25 olwokusatu lwa sabiiti eno ngennaku zomwezi 27 olwokutaano, ngennaku ez’okuwandisizaako abakozi bakinoomu  abatali mu bibiina byabakozi ebiwandiise ebimanyiddwa mu ggwanga, nga kino kikoleddwa...

Read more

Omuwendo gwabantu abaafiira mu bwegugungo sabiiti ewedde ebitongole byebyokwerinda bwebyaali bittunka nabeekalakasi abaali babanja okuyimbulwa kwomukulembeze wekibiina kya National unity platform Robert Kyagulanyi Ssentamu, gulinye nga kati baweze 45 okusinziira ku kulangirirwa okukoleddwa police mu ttuntu lyaleero

Omuwendo guno gulinye okuva ku baffu 38 police beyaali yalangirira kulwokutaana lwa sabiiti ewedde.  Omuwendo gwabantu abaafiira mu bwegugungo sabiiti ewedde ebitongole byebyokwerinda bwebyaali bittunka nabeekalakasi abaali babanja okuyimbulwa kwomukulembeze...

Read more
Page 10 of 29 1 9 10 11 29

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist