News

TETUJJA KUKKIRIZA NNONGOOSEREZA MU TTEEKA- MPUUGA.

TETUJJA KUKKIRIZA NNONGOOSEREZA MU TTEEKA- MPUUGA.

Bannabyabufuzi ku ludda oluwabula government basimbidde ekkuuli enteekateeka z'ennongoosereza mu etteeka ly'okuyiikuula eby'obugagga eby'omuttaka eriruubirira okuwa minister w'ebyobugagga eby'endibo obuyinza obw'enkomeredde ku byo, n'abalombe. Akulira oludda oluvuganya government Matthias ...

Read Full Story
Bannamateeka bagala akakiiko k'eddembe ly'obuntu kanoonyereze ku basirikale

Bannamateeka bagala akakiiko k'eddembe ly'obuntu kanoonyereze ku basirikale

Sheik Abas Kirevu yattibwa basirikale Bannamateeka baddukidde mu kakiiko k'eddembe ly'obuntu, nga bagala kabeeko kyekakola ku basirikale b'ebitongole ebikuuma ddembe olw'okutta bannauganda ababeera bateberezebwa okuzza emisango egyenjawulo nga tebasoose kutwalibwa mu kooti. Bannamateeka bano ...

Read Full Story
MUTEREEZE MU TTEEKA LY'OMUSOLO-KCCA.

MUTEREEZE MU TTEEKA LY'OMUSOLO-KCCA.

Essiga lya Kampala Capital City Authority ery'ekikugu liwanjagidde linnaalyo ely'ebyobufuzi erikulemberwa loodi mmeeya okubayambako okutereeza mu tteeka mwebayinza okuyita okusolooza omusolo mu bannaKampala. Minister omubeezi owa Kampala Kyofatogabye Kabuye agambye nti nga KCCA bafiirwa ...

Read Full Story
TEMWEKWASA SITAANI KUSAASAANYA MUKENENYA-KATIKKIRO.

TEMWEKWASA SITAANI KUSAASAANYA MUKENENYA-KATIKKIRO.

Ebitongole eby'enjawulo biguze emijoozi gy'emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka gya bukadde makumi abiri (20m). Ebitongole bino kuliko KCCA, UMEME, CIPLA QUALITY CHEMICALS, INSURANCE REGULATORY AUTHORITY , Bassentebe okuva mu gavumenti y'awakati , n'ababaka ba palamenti abava mu ...

Read Full Story
Amasomero gakuggulwawo nga 10 January 2022,gavumenti ekyebuuza ku bakwatibwako ebyenjigiriza

Amasomero gakuggulwawo nga 10 January 2022,gavumenti ekyebuuza ku bakwatibwako ebyenjigiriza

Erimu ku masomero agayooyooteddwa nga getegekera okuggulawo.St.Leonard Ss liri Gomba Ministry ye byenjigiriza ekyusizza ennaku z’okuggulawo amasomero, gakuggulwawo nga January 10 omwaka ogujja 2022, sso si nga 3 January 2022. Mu nteekateeka eyasooka okufulumizibwa ministry ye ...

Read Full Story
Amateeka g'obutonde bwensi gakyuke,bannantagambwako babumalawo

Amateeka g'obutonde bwensi gakyuke,bannantagambwako babumalawo

Ekibira ekisanyewo olw'abatemamu emiti Bannakyewa abalwanirira obutonde bwensi bagala gavumenti eyanguyirize ku misinde gy’okuteekesa mu nkola ennongosereza mu mateeka n’enkola ezinaagobererwa mu kutangira abatyboola obutonde bwensi naddala erikwata ku bibira. Enkola enaalungamya ku ...

Read Full Story
Etteeka lya NSSF 2021 liyisiddwa, abakozi bazzeemu essuubi

Etteeka lya NSSF 2021 liyisiddwa, abakozi bazzeemu essuubi

Kaada ya NSSF eweebwa abakozi abaterekayo nga bwefaanana, ku ludda olulala waliyo ennamba n'erinnya ly'omukozi Parliament eyisizza ebbago ly'etteeka erirungamya ekittavu kyabakozi erya NSSF 2021 Mu bbago eriyisiddwa, abakozi abaterese mu kittavu kino okumala emyaka 10 nga bawezeza emyaka 45 ...

Read Full Story
Abasawo bakyakalambidde, bagala gavumenti etuukirize ebimu ku bisuubizo

Abasawo bakyakalambidde, bagala gavumenti etuukirize ebimu ku bisuubizo

Abamu ku bakulembeze b'abasawo abaasisinkanye president Museven Abasawo nga bayita mu kibiina ekibagatta ki Uganda Medical Association bakalambidde nti ssibakuyimiriza keedimo kabwe akamaze kati ennaku ssatu, okutuusa ng'omukulembeze w'eggwanga ebisuubizo byeyabawadde abitadde mu buwandiike, ...

Read Full Story
Ebifo ewatundibwa emijoozi gy'emisinde gya Kabaka byongeddwako obungi

Ebifo ewatundibwa emijoozi gy'emisinde gya Kabaka byongeddwako obungi

Ng'omuwala atunda emijoozi e Mengo ku JP car wash services Ng’esigadde ennaku 5 zokka okutuuka ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka egyokubaawo ku Sunday eno nga 28 Museenene, ebbugumu n'ebifo ewatundibwa emijoozi byongeddwako okwongera okugisembereza abantu mu bitundu. Emijoozi ...

Read Full Story
Buganda Land Board eriwo mu mateeka, Katikkiro Mayiga alambise

Buganda Land Board eriwo mu mateeka, Katikkiro Mayiga alambise

Katikkiro Charles Peter Mayiga wakati, ne Owek Kawuki n'abamu ku bantu abaleese oluwalo Obwa Kabaka bwa Buganda bwongedde okulambika ku bikwata ku kitongole ekivunaanyizibwa ku by'ettaka ki Buganda Land Board nti kiriwo mu mateeka, era nebulabula bonna abalowooza nti kiriwo mu bukyamu nti ...

Read Full Story