News

PALAMENTI EYISE MINISTER W'EBY'OBULAMU, AKEDIIMO K'ABASAWO KAKYALANDA

PALAMENTI EYISE MINISTER W'EBY'OBULAMU, AKEDIIMO K'ABASAWO KAKYALANDA

Abasawo nga balaga obutali bumativu ku nsonga ezibakosa Bya Ddungu Davis Palamenti eragidde minister w’eby’obulamu Dr. Jane Ruth Achenge Ocero, okulabikako eri akakiiko akavunanyizibwa ku kulondoola ebisuubizo bya gavumenti n’okubiteekesa mu nkola, enkya ku lw’okubiri lwa sabiiti ...

Read Full Story
BANNANTAMEGGWA BAMASAZA 2020 ABA GOMBA TEBASUSSE KIBINJA

BANNANTAMEGGWA BAMASAZA 2020 ABA GOMBA TEBASUSSE KIBINJA

Tiimu ya Gomba Essaza Gomba bannantameggwa ba 2020 liwanduse mu mpaka zaamasaza ezomwaka guno 2021, Ssingo ejikubye goolo 2 - 0. Ate Buluuli ewangudde Kyadondo ku goolo 2-1.Olwo Buluuli ne Ssingo neziba nga ziyiseemu okuva mu kibinja Masengere okwesogga empaka ezisooka eziddirira ...

Read Full Story
PRESIDENT MUSEVEN ABADDE TANZANIA, ABASABYE BAWAGIRE EKYA EAC OKUFUNA PRESIDENT OMU

PRESIDENT MUSEVEN ABADDE TANZANIA, ABASABYE BAWAGIRE EKYA EAC OKUFUNA PRESIDENT OMU

President Museven ngaali mu kifo webaaziika John Pombe Magufuli Omukulembeze wa Uganda Yoweri Tibuhaburwa Museven akomekkereza olugendo lwe olutongole, lwabaddeko ku muliraano mu Tanzania gyeyetabidde mu nsisinkano eyetabiddwamu abasuubuzi ba Uganda ne Tanzania. President Museven abadde ...

Read Full Story
EYATUNDIRA ENSEENENE KU NNYONYI POLIISI EMUKUTTE

EYATUNDIRA ENSEENENE KU NNYONYI POLIISI EMUKUTTE

Fred Enanga Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Poliisi ku kisaawe ky'ennyonyi Entebbe ekutte omuvubuka Mubiru Paul eyatundira enseenene ku nnyonyi ya Ugada airlines namba UR446 eyabadde Eva e Uganda ng’eyolekera Dubai ssabbiiti ewedde. Paul Mubiru akwatiddwa ne munne Kiggundu Habib agambibwa ...

Read Full Story
POLIISI ETANDISE OKUNONYEREZA, OMUSIRIKALE WAAYO YANDIBA NGA YESSE

POLIISI ETANDISE OKUNONYEREZA, OMUSIRIKALE WAAYO YANDIBA NGA YESSE

Luke Owesigire omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano Police ku kisaawe ky’e nnyonyi e Ntebbe etandise okunonyereza ku musirikale waayo agambibwa okuba nga yesse mu kiro ekikeesezza leero. Omusirikale ono agambibwa okwetta ye Constable Nyeko Bosco Mwaka abadde akolera ku police yo ku ...

Read Full Story
EMISINDE GY'AMAZAALIBWA GA KABAKA 2021 GISITUDDE ABATO N'ABAKADDE

EMISINDE GY'AMAZAALIBWA GA KABAKA 2021 GISITUDDE ABATO N'ABAKADDE

Omukadde ng'ayambibwako okutambula obutasigalira ng'Omutanda amaze okusimbula emisinde Abaddusi ababadde bakungaanye okwetoloola olubiri, Kabaka olusimbudde nebadduka nga boolekera oluguudo lwa Kabakanjagala Abamu ku Bazzukulu ba Buganda mu Busoga Bano baddukidde Ntungamo Abamu ku ...

Read Full Story
SSABASAJJA KABAKA ASIIMBUDDE EMISINDE GY'AMAZAALIBWA GE 2021

SSABASAJJA KABAKA ASIIMBUDDE EMISINDE GY'AMAZAALIBWA GE 2021

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'asimbula emisinde gy'amazaalibwa ge ag'omwaka 2021 ng'asinziira mu Lubiri lwe olw'e Mengo ewakungaanidde abantu abatonotono okwewala okusaasaanya covid 19, abasinga baddukidde mu bitundu byabwe. So nga waliwo n'abamu abakunganye ...

Read Full Story
NABBUTO EYALINA EKITULI KU MUTIMA AKUGUSE MU KUJANJABA BANTU

NABBUTO EYALINA EKITULI KU MUTIMA AKUGUSE MU KUJANJABA BANTU

Maria Gorret Nabbuto ( ali ku ddyo) ng'awerekeddwako mukwano gwe ku mukolo gw'okwebaza Katonda Erinnya Maria Gorret Nabbuto lyavuga nnyo mu mwaka gwa 1999 ku mpewo za CBS radio eyakulemberamu kawefube w'okukunga abantu okusonda ensimbi okumutwala mu Buyindi okumulongoosa ekituli ekyamuli ku ...

Read Full Story
NAFFE TUGENDA KUBAWANGA ENSEENENE-UGANDA AIRLINES.

NAFFE TUGENDA KUBAWANGA ENSEENENE-UGANDA AIRLINES.

Abaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda enseenene zebagamba nti zaabadde ...

Read Full Story
CORONA YEEYUBUDDEE.

CORONA YEEYUBUDDEE.

Akabi kakubye nate, ekirwadde kya Covid19 kyongedde  okufutubbala ku nsi yonna bwe wazuuliddwaayo akawuka ka Coronavirus akómutawaana ennyo, bannassaayansi ke batuumye Omicron. Akabi kakubye nate, ekirwadde kya Covid19 kyongedde  okufutubbala ku nsi yonna bwe wazuuliddwaayo akawuka ka ...

Read Full Story