News

BUGANDA EKUZIZZA OLUNAKU LW'ABALIKO OBULEMU, N'OMULANGA OBUTABASOSOLA MU BUWEEREZA BWONNA

BUGANDA EKUZIZZA OLUNAKU LW'ABALIKO OBULEMU, N'OMULANGA OBUTABASOSOLA MU BUWEEREZA BWONNA

Abamu ku bakulembeze b'abaliko obulemu mu Buganda nga bali ne Katikkiro Mayiga n'omumbejja Dorothy Nassolo (atudde mu maaso ga Katikkiro) Ekkubo ly'abaliko obulemu erissiddwa ku kizimbe Bulange Olunaku olwaleero obwakabaka bwa Buganda bukuziza olunaku lw'abantu abaliko obulemu, ...

Read Full Story
ABASAWO ABABADDE BAGENDA KU PALAMENTI OKUTWALAYO EKIWANDIIKO POLIISI EBAKUTTE

ABASAWO ABABADDE BAGENDA KU PALAMENTI OKUTWALAYO EKIWANDIIKO POLIISI EBAKUTTE

Abamu ku basawo abakwatiddwa nga bali ku CPS Police ya CPS mu Kampala, ekutte ekibinja ky'abasawo ababadde batambula okutwala ekiwandiiko kyabwe eri omukubiriza w'olukiiko lw'eggwanga olukulu, okulaga obutali bumativu kungeri gavumenti gyekuttemu ensonga zabwe zebeemulugunyako. Abasawo bano ...

Read Full Story
JOLLY LUTAAYA AZIIKIDDWA, SSABASAJJA ASIIMYE EMIRIMU GYALESE AKOZE

JOLLY LUTAAYA AZIIKIDDWA, SSABASAJJA ASIIMYE EMIRIMU GYALESE AKOZE

Abamu ku bannaddiini abetabye mu kuziika owek Jolly Lutaaya, nga bali ne Katikkiro Charles Peter Mayiga Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye Emirimu gy'abadde musajja weOwek Jolly Lutaaya,gw'agambye nti abadde omugagga omukkakkamu era nga alumirirwa abalala. Mu bubakabwe ...

Read Full Story
KATIKKIRO AKWASIDDWA ENGULE Y'OKUWANDIIKA EBINTU EBIZZAAMU ABANTU ESSUUBI N'OKUKOLA ENNYO

KATIKKIRO AKWASIDDWA ENGULE Y'OKUWANDIIKA EBINTU EBIZZAAMU ABANTU ESSUUBI N'OKUKOLA ENNYO

Owek Wamala Nnyanzi (ku kkono) ng'akwasa Katikkiro engule Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga mu butongole akwasiddwa engule gyeyawangula mu Janzi Awards, olw’okuwandiika ekitabo ekizzaamu abantu amaanyi okukola obutaweera n'okwekulakulanya kyeyatuuma Work And Prosper Engule eno ...

Read Full Story
PRESIDENT MUSEVEN YEKOKKODDE EBY'OBUFUZI BISUSSE OKWAWULA MU BANTU

PRESIDENT MUSEVEN YEKOKKODDE EBY'OBUFUZI BISUSSE OKWAWULA MU BANTU

President Museveni ng'akwasa mu butongole Andrew Muwonge bendera ya NRM Omukulembeze w'e ggwanga Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa olwa leero akuyegedde munna NRM Andrew Muwonge ku ntebe ya ssentebe wa district ye Kayunga, navumirira ebibiina by'obufuzi byagambye nti bisusse okwawulayawula ...

Read Full Story
KYAGULANYI SSENTAMU OLUKONGOOLO ALUTADDE KU BASIRIKALE, EBY'OBUFUZI EBYA KYEKUBIIRA BABIZANNYA MU LWATU

KYAGULANYI SSENTAMU OLUKONGOOLO ALUTADDE KU BASIRIKALE, EBY'OBUFUZI EBYA KYEKUBIIRA BABIZANNYA MU LWATU

Amagye nga gazibye oluguudo olugenda ewa Kyagulanyi Ssentamu Omukulembeze wékibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi wineavumiridde ebitongole ebikuuma ddembe olwa kyayise okubeera ne kyekubiira mu by'obufuzi by'eggwanga lino, nga batuuse n'okumulemesa okugenda okukuyegera omuntu we ...

Read Full Story
MINISTRY Y'EBYENJIGIRIZA ETANDISE OKUBANGULA ABASOMESA OKWETEGEKERA OKUGGULAWO AMASOMERO OLUVANNYUMA LW'EMYAKA EBIRI

MINISTRY Y'EBYENJIGIRIZA ETANDISE OKUBANGULA ABASOMESA OKWETEGEKERA OKUGGULAWO AMASOMERO OLUVANNYUMA LW'EMYAKA EBIRI

Minisita JC Muyingo ng'atongoza enkola y'okusomeseza ku mutimbagano Ministry y'eby'enjigiriza etandise ku nteekateeka z'okwekubamu tooki nokutema empenda ezinaayambako ministry eno, okuzza eby'enjigiriza engulu ebikoseddwa omuggalo gwa Covid 19, n'amasomero okuggalwa emyaka 2 ...

Read Full Story
OMUKKA OGUBALAGALA N'AMASASI BIMYOSE E KAYUNGA

OMUKKA OGUBALAGALA N'AMASASI BIMYOSE E KAYUNGA

Harriet Nakwedde naye akubiddwa Omukka ogubalagala n'amasasi byefuze town ye Kayunga ab'ebyokwerinda bwebabadde battunka nabawagizi ba munna NUP eyesimbyewo ku kifo kya ssentebe wa district eno Harriet Nakwedde, ababadde beetoloola mu town okwokelekera ekisaawe kya Brown play ground wabadde ...

Read Full Story
KATIKKIRO AGGADDEWO OLUWALO LWANGE 2021

KATIKKIRO AGGADDEWO OLUWALO LWANGE 2021

Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'alamusa abaleese oluwalo Obwakabaka bwa Buganda Bugaddewo omwaka gwo Luwalo 2021 nga obukadde bwa shs obuli mu 600 bwebukunganyiziddwa mu nkola eno omwaka guno ,okuva mumasaza aga Buganda wonna nabantu ba Kabaka ababeera mu nsi endala . Oluwalo lwo mwaka ...

Read Full Story
ABASAWO ABALI MU KEDIIMO BEGATIDDWAKO ABALALA

ABASAWO ABALI MU KEDIIMO BEGATIDDWAKO ABALALA

Obumu ku bubaka obuli mu kiwandiiko ky'abayizi b'e Makerere Bya Davis Ddungu Ng'esigadde olunaku lumu lwokka ekiragiro kya ministry y'eby'obulamu ekyokugoba abasawo abali mu keediimo okugwako, abasawo abali ku mutendera gwa Senior House Officers, n'akakiiko akataba abavubuka mu ggwanga aka ...

Read Full Story