News

EMMOTOKA Z'AMAFUTA EZIWERA ZIYINGIDDE EGGWANGA, EBBEEYI EKYALEMEDDE WAGGULU

EMMOTOKA Z'AMAFUTA EZIWERA ZIYINGIDDE EGGWANGA, EBBEEYI EKYALEMEDDE WAGGULU

Ebbeyi y'amafuta ekyali waggulu wadde ng'a URA etegezezza nti ebimmotoka ebisoba mu 1000,byawedde okukolebwako era nebiyingira eggwanga. Okusinziira ku alipoota y'ekitongole ky'emisolo ekya Uganda Revenue Authority, okuva wiiki ewedde okutuuka leero webuzibidde, nga ku nsalo e Malaba ...

Read Full Story
KOOTI ERAGIDDE ABANTU BA BULIJJO TEBALINA KUSIBIBWA MU NKAMBI Z'AMAGYE

KOOTI ERAGIDDE ABANTU BA BULIJJO TEBALINA KUSIBIBWA MU NKAMBI Z'AMAGYE

Johnson Byabashaija akulira amakomera mu ggwanga Kooti enkulu mu Kampala eyisizza ekiragiro nti abantu ba bulijjo bonna abaaggalirwa mu nkambi z’amagye, baggibweyo mu bwangu ddala batwalibwe mu makomera ga bulijjo. Omulamuzi wa kooti enkulu Musa Ssekaana  ategeezezza nti abantu ba ...

Read Full Story
EBIKWEKWETO BY'OKUYIGGA ADF BYETAAGA BUWUMBI, EKISEERA KY'OKUVA E CONGO TEKIMANYIDDWA

EBIKWEKWETO BY'OKUYIGGA ADF BYETAAGA BUWUMBI, EKISEERA KY'OKUVA E CONGO TEKIMANYIDDWA

Abamu ku basirikake ba UPDF abali mu bikwekweto by'okufuuza abatujju ba ADF Gavumenti esabye ewebwe obuwumbi bwa shs 90 okuvujjirira ebikwekweto by’okuyigga abatujju b’ekibiina kya ADF abekukumye mu Democratic Republic of Congo. Ensimbi zino eyagala zissibwe mu mbalirira y’omwaka ...

Read Full Story
GAVUMENTI ETADDEWO WIIKI NAMBA OKUKUNGUBAGIRA PROF. MUTEBIRE

GAVUMENTI ETADDEWO WIIKI NAMBA OKUKUNGUBAGIRA PROF. MUTEBIRE

Omubiri gw'abadde gavana wa banka ya Uganda enkulu Prof.Emmanuel Tumusiime Mutebire, gusuubirwa okutuusibwa wano mu ggwanga ku lw'okubiri olujja okuva mu kibuga Nairobi eky'e Kenya gyeyafiiridde mu ddwaliro lya Aghakhan. Gwakutwalibwa mu maka ge gyanaakungubagirwa, ate ku lwokuna ...

Read Full Story
RWANDA KYADDAAKI EYIMBUDDE OMUSIRIKALE WA UGANDA

RWANDA KYADDAAKI EYIMBUDDE OMUSIRIKALE WA UGANDA

Lt.Gen.Muhoozi Kainerugaba n'omusirikale wa SFC Ronald Arinda nga bakatuuka ku kisaawe Entebbe Omusirikale w'eggye erikuuma omukulembeze wa Uganda erya Special Forces Command SFC eyali yakwatibwa n'aggalirwa mu Rwanda kyaddaki ayimbuddwa. Ronald Arinda yakwatibwa mu Rwanda gyevubuddeko ...

Read Full Story
GAVANA WA BANKA YA UGANDA ENKULU TUMUSIIME MUTEBIRE AFIIRIDDE KENYA

GAVANA WA BANKA YA UGANDA ENKULU TUMUSIIME MUTEBIRE AFIIRIDDE KENYA

Omugenzi Prof.Emmanuel Tumusiime Mutebire Abadde Gavana wa banka ya Uganda enkulu Prof Emmanuel Tumusiime Mutebire avudde mu bulamu bwensi eno mu kiro ekikeeseza olwa leero. Prof Emmanuel Tumusiime Mutebire kitegerekese nti afiiridde mu ddwaliro e Nairobi mu Kenya, gyamaze akabanga ...

Read Full Story
OBUKWAKKULIZO OBULALA KU MAFUTA BUGIDDWAWO

OBUKWAKKULIZO OBULALA KU MAFUTA BUGIDDWAWO

Minisita wa Uganda ow'ebyentambula Gen .Katumba Wamala ne munne owa Kenya James Macharia balambudde ensalo e Malaba, okulaba embeera eriwo ebadde eremesezza ebimmotoka ebisaabaza amafuta okuyingira Uganda ekyaviiriddeko ebbeyi y'amafuta okwekanama. Kenya ekkiriza emmotoka ezimu okuyita ku ...

Read Full Story
NSALESALE WA MYEZI MUKAAGA-ABA BODABODA OKWEWANDIISA ABAMU BAKUGOBWA MU KAMPALA

NSALESALE WA MYEZI MUKAAGA-ABA BODABODA OKWEWANDIISA ABAMU BAKUGOBWA MU KAMPALA

Aba bodaboda nga bambadde ebikofiira ebiriko namba ezaabawebwa kampuni zebakolera Minisitule yeby'enguudo n'entambula mu ggwanga ewadde nsalesale wa myezi 6 ku bagoba ba bodaboda mu kibuga Kampala,okuba nga batuukiriza ebiragiro ebyabaweebwa. Mu nsisinkano ya Minisitule y'entambula ...

Read Full Story
POLOJEKITI 17 ZIGENDA KUSAZIBWAMU-ABABAKA BATABUSE

POLOJEKITI 17 ZIGENDA KUSAZIBWAMU-ABABAKA BATABUSE

Ebyagi by'amafuta e Jinja bikalu Gavumenti erangiridde nti eriko polojekiti 17 ezibalirirwamu trillion 4 n'obuwumbi 200 zeegenda okusazaamu ,olwo ensimbi ezaali zewoleddwa okuzikolako zissibwe mu polojekiti endala. Minisita omubeezi oweby'ensimbi Henry Musaasizi abadde mu kakiiko ka ...

Read Full Story
BAGGUDDWAKO EMISANGO 30, ABAGAMBIBWA OKUBEERA MU LUKWE LW'OKUTTA KATUMBA WAMALA

BAGGUDDWAKO EMISANGO 30, ABAGAMBIBWA OKUBEERA MU LUKWE LW'OKUTTA KATUMBA WAMALA

Genero Katumba Wamala Omulamuzi wa kooti y'e Nakawa asindise abasibe munaana mu kooti enkulu batandise okwewozaako ku misango 30, ku bigambibwa nti benyigira mu kugezaako okutemula Genero Katumba Wamala. Omunaana bano ye Yusuf Siraje Nyanzi, Hussein Sserubula, Muhammad Kagugube, Sirimani ...

Read Full Story