Amawulire

AKASATTIRO MU KISENYI, BAZUDDE EKIGAMBIBWA OKUBA BBOMU

AKASATTIRO MU KISENYI, BAZUDDE EKIGAMBIBWA OKUBA BBOMU

Wabaddewo akasattiro e Mengo Kisenyi okumpi ne paaka ya taxi, abakolerawo bwebagudde ku kintu ekiteeberezebwa okuba bbomu nebabuna emiwabo. Wabaddewo akasattiro e Mengo Kisenyi okumpi ne paaka ya taxi, abakolerawo bwebagudde ku kintu ekiteeberezebwa okuba bbomu nebabuna emiwabo. Ekintu kino ...

Read Full Story
Sheik Muhammad Galabuzi ye supreme mufti omujja.

Sheik Muhammad Galabuzi ye supreme mufti omujja.

Sheik Muhammad Galabuzi ye supreme mufti omujja Sheik Muhammad Galabuzi alangiriddwa nga supreme mufti omujja akulemberera e Kibuli, ngádda mu bigere bya sheik Kasule Ndirangwa eyalekeulira obukulu buno gyebuvuddeko. Wakumyukibwa abantu babiri okuli Shiek Ibrahim Ntanda omumyuka asooka, ne ...

Read Full Story
ABALWADDE KU MALWALIRO GA GAVUMENTI BAKYASOBEDDWA, NGÁBASAWO BATANDISE OKWEDIIMA.

ABALWADDE KU MALWALIRO GA GAVUMENTI BAKYASOBEDDWA, NGÁBASAWO BATANDISE OKWEDIIMA.

Mu bifaananyi abalwadde nga basimbye ennyiriri mu ddwaliro lya kisenyi mu Kampala Bya Davis Ddungu Emirimu jisangaladde mu malwaliro ga gavumenti enkya ya leero, abasawo mu kibiina ekibata ekya Uganda medical association (UMA), bwebatandise akeedimo kaabwe ak'okuteeka wansi ...

Read Full Story
PRESIDENT WA RWANDA AKYAKALAMBIDDE KU BYÓKUGGULA ENSALO NE UGANDA.

PRESIDENT WA RWANDA AKYAKALAMBIDDE KU BYÓKUGGULA ENSALO NE UGANDA.

Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda, ngágamba nti abannyarwanda abayingira mu Uganda bakyagenda mu maaso nókutulugunyizibwa, ekiraga ...

Read Full Story
Bannassingo batandise namaanyi okugaba omusaayi

Bannassingo batandise namaanyi okugaba omusaayi

Okugaba omusaayi mu ssaza ssingo kutandise na maanyiJ Juliet Namubiruto mawandaronald13 hours agoDetails Okugaba omusaayi mu ssaza ssingo kutandise na maanyi Abantu ba Ssabasajja Kabaka abé Ssingo batandise na maanyi mu kujjumbira okugaba omusaayi okugenda okumala ennaku ttaano nga ...

Read Full Story
Masaka Diocese ekuzizza olunaku lw'essaza,ensonga z'ettaka zibadde ku mwanjo.

Masaka Diocese ekuzizza olunaku lw'essaza,ensonga z'ettaka zibadde ku mwanjo.

Okukuza olunaku lw'essaza ly'ekelezia erye Masaka kukulembeddwamu Bishop Silverus Jjumba eyekokkodde abantu abesomye okunyaga ettaka lya klezia. Okukuza olunaku lw'essaza ly'ekelezia erye Masaka kukulembeddwamu Bishop Silverus Jjumba eyekokkodde abantu abesomye okunyaga ettaka lya ...

Read Full Story
Mu 2030 obubenje bw'okunguudo bunaaba bufuuse lufumo!

Mu 2030 obubenje bw'okunguudo bunaaba bufuuse lufumo!

Olunaku lwa sunday  ey'okusatu mwezi gwa Museenene (November) buli mwaka, lwassibwawo ekibiina ky'amawanga amagatte mu nsi yonna lubeerenga olw'okwefumiitiriza ku bubenje bw'okunguudo, okukuba tooci mu mbeera abantu abagudde ku bubenje gyebayitamu n'abomumaka gaabwe.Olw'omwaka guno lubadde ku ...

Read Full Story
Kiyinda Mityana diocese ejaguzza emyaka 40, omusumba alabudde aberimbika mu kuvujjirira klezia, batwale ettaka lyayo.

Kiyinda Mityana diocese ejaguzza emyaka 40, omusumba alabudde aberimbika mu kuvujjirira klezia, batwale ettaka lyayo.

Kiyinda Mityana diocese ejaguzza emyaka 40, omusumba alabudde aberimbika mu kuvujjirira klezia, batwale ettaka lyayo. Ssentebe w'abepisikoopi  mu ggwanga era nga ye musumba we ssaza lya Kiyinda Mityana  Bishop Joseph Anthony Zziwa akyasanguzizza nti waliwo abantu abefuula abagala ...

Read Full Story
EMBEERA ETABUSE MU HAIT.

EMBEERA ETABUSE MU HAIT.

Abakulu mu gavumenti ya Hait balaajana olw'ekiwamba bantu n'obumenyi bw'amateeka obukudde ejjembe.Abamenyi b'amateeka bano abatadde eggwanga ku bunkenke,baazibikiddr n'emidumu egitambuza amafuta.Kino kisannyalazza eby'entambula , Business ziggala misana ttuku, am'amalwaliro gatandise okugoba ...

Read Full Story
Tear gas e Masaka.

Tear gas e Masaka.

Essaza ly'Eklezia Katulika ery'e Masaka likuzizza olunaku lw'essaza.Missa ekulembeddwa omwepisikoopi w'essaza lino Bishop Serverus Jjumba mu kibangirizi ekimanyiddwa nga Kitovu sports Alena.Mu Misa eno abristu banjuliddwa omubala kwebagenda okutambulira omwaka guno"Okwagalana mu maka: ...

Read Full Story