Ssaabapolice wa Uganda Martin Okoth Ochola agobye abaserikale babiri mu buweereza bwa police, oluvannyuma lw'okuzuulibwa nti babadde beenyigira mu bumenyi bw'amateeka obutali bumu. Ababiri abagobeddwa kuliko Ampumuza Mabanda abadde akulira...
Abantu abatanamanyibwa ababadde balina ebijambiya n'emmundu balumbye ekyalo Mulambaalo ekisangibwa mu gombolola ye Namungo mu district ye Mityana batemye abantu. Kakooza Fred nga y'omu ku bakoseddwa asangiddwa mu ddwaliro e...
Ministry y'ekikula ky'abantu esabye ensimbi obuwumbi 2 okuddaabiriza omukiziti omukulu ogwa Gaddaf National mosque ku Old Kampala, wakati mu kiseera nga guliko kaluma nyweeera olw'omugagga Justus Kyabahwa ayagala okugutunda okwesasula...
Abaana babiri abokukyalo Nsozibbirye mu gombolola ye Kabasanda mu district ye Butambala bagudde mu kidiba ky'amazzi nebafiiramu. Abaana bambi bawala Nsonyiwa Zulayika abadde yakatuula P.7 ne Nampijja Hidaya owa.P.5 kitabwe...
Emmotoka ya taxi eremeredde omugoba ku luguudo oluva e Namirembe okudda e Nabulagala mu gombolola ye Lubaga mu Kampala taxi bweganye okusiba n'esaabala abantu 4 omu emuttiddewo. Akabenje kano kaguddewo...