Amawulire

SSABASAJJA KABAKA ASIIMBUDDE EMISINDE GY'AMAZAALIBWA GE 2021

SSABASAJJA KABAKA ASIIMBUDDE EMISINDE GY'AMAZAALIBWA GE 2021

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'asimbula emisinde gy'amazaalibwa ge ag'omwaka 2021 ng'asinziira mu Lubiri lwe olw'e Mengo ewakungaanidde abantu abatonotono okwewala okusaasaanya covid 19, abasinga baddukidde mu bitundu byabwe. So nga waliwo n'abamu abakunganye ...

Read Full Story
NAFFE TUGENDA KUBAWANGA ENSEENENE-UGANDA AIRLINES.

NAFFE TUGENDA KUBAWANGA ENSEENENE-UGANDA AIRLINES.

Abaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda enseenene zebagamba nti zaabadde ...

Read Full Story
CORONA YEEYUBUDDEE.

CORONA YEEYUBUDDEE.

Akabi kakubye nate, ekirwadde kya Covid19 kyongedde  okufutubbala ku nsi yonna bwe wazuuliddwaayo akawuka ka Coronavirus akómutawaana ennyo, bannassaayansi ke batuumye Omicron. Akabi kakubye nate, ekirwadde kya Covid19 kyongedde  okufutubbala ku nsi yonna bwe wazuuliddwaayo akawuka ka ...

Read Full Story
TETUJJA KUKKIRIZA NNONGOOSEREZA MU TTEEKA- MPUUGA.

TETUJJA KUKKIRIZA NNONGOOSEREZA MU TTEEKA- MPUUGA.

Bannabyabufuzi ku ludda oluwabula government basimbidde ekkuuli enteekateeka z'ennongoosereza mu etteeka ly'okuyiikuula eby'obugagga eby'omuttaka eriruubirira okuwa minister w'ebyobugagga eby'endibo obuyinza obw'enkomeredde ku byo, n'abalombe. Akulira oludda oluvuganya government Matthias ...

Read Full Story
MUTEREEZE MU TTEEKA LY'OMUSOLO-KCCA.

MUTEREEZE MU TTEEKA LY'OMUSOLO-KCCA.

Essiga lya Kampala Capital City Authority ery'ekikugu liwanjagidde linnaalyo ely'ebyobufuzi erikulemberwa loodi mmeeya okubayambako okutereeza mu tteeka mwebayinza okuyita okusolooza omusolo mu bannaKampala. Minister omubeezi owa Kampala Kyofatogabye Kabuye agambye nti nga KCCA bafiirwa ...

Read Full Story
TEMWEKWASA SITAANI KUSAASAANYA MUKENENYA-KATIKKIRO.

TEMWEKWASA SITAANI KUSAASAANYA MUKENENYA-KATIKKIRO.

Ebitongole eby'enjawulo biguze emijoozi gy'emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka gya bukadde makumi abiri (20m). Ebitongole bino kuliko KCCA, UMEME, CIPLA QUALITY CHEMICALS, INSURANCE REGULATORY AUTHORITY , Bassentebe okuva mu gavumenti y'awakati , n'ababaka ba palamenti abava mu ...

Read Full Story
ABADDUKANYA EMIKUTU GY'AMAWULIRE BALAAJANIDDE GAVUMENTI.

ABADDUKANYA EMIKUTU GY'AMAWULIRE BALAAJANIDDE GAVUMENTI.

Abaddukanya emikutu gy'amawulire mu Uganda baagala gavumenti ebakendeereze ku nsimbi za license n'emisoso emirala egiteekebwa ku mikutu gy'amawulire. Bano mu kibiina kyabwe ekya National Association of Broadcasters baabadde mu ttabamiruka waabwe ow'omwaka guno ku Hotel Africana mu Kampala ...

Read Full Story
ABAKULIRA RADIO NE TV BABAYISE MU PALAMENTI.

ABAKULIRA RADIO NE TV BABAYISE MU PALAMENTI.

Akakiiko ka parliament akalondoola ebisuubizo bya gavumenti, kakusisinkana abakulira radio n'emikutu gy'amawulire gyonna egyaweebwa ensimbi okusomesa abayizi mu muggalo gwa covid19 okuzuula obang'ensiimbi baazikozesa bulungi. Omubaka wa munisipaali y'e Mukono Betty Nambooze era ssentebe ...

Read Full Story
Abazannyi bómupiira abakazi 3 bebagenda okuvuganya ku ngule ya FUFA 2021

Abazannyi bómupiira abakazi 3 bebagenda okuvuganya ku ngule ya FUFA 2021

Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA kirangiridde abazannyi 3 ebenkomeredde abagenda okuvuganya ku ngule y'omukazi asinze okucanga endiba omwaka guno 2021. Abazannyi bano ye Daisy Nakaziro ne Fazila Ikwaput aba club ya Lady Doves ne Fauzia Najjemba owa club ya Kampala ...

Read Full Story
Bannansi ba Somalia basatu bakwatiddwa, basangiddwa nakuuma akanasula bbomu.

Bannansi ba Somalia basatu bakwatiddwa, basangiddwa nakuuma akanasula bbomu.

Omwogezi wa poliisi Fred Enanga ategezezza nti Poliisi e Kabalagala mu Kampala eriko bannansi ba Somalia basatu beekutte,  oluvannyuma lw'okusangibwa n'akuuma akanasula bbomu. Abakwate kuliko Abdul Karim Mayo emyaka 25 nga muvuzi wa mmotoka ezipangisibwa, Muhammed Hassan emyaka 28 ...

Read Full Story