Amawulire

KATIKKIRO AGGADDEWO OLUWALO LWANGE 2021

KATIKKIRO AGGADDEWO OLUWALO LWANGE 2021

Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'alamusa abaleese oluwalo Obwakabaka bwa Buganda Bugaddewo omwaka gwo Luwalo 2021 nga obukadde bwa shs obuli mu 600 bwebukunganyiziddwa mu nkola eno omwaka guno ,okuva mumasaza aga Buganda wonna nabantu ba Kabaka ababeera mu nsi endala . Oluwalo lwo mwaka ...

Read Full Story
ABASAWO ABALI MU KEDIIMO BEGATIDDWAKO ABALALA

ABASAWO ABALI MU KEDIIMO BEGATIDDWAKO ABALALA

Obumu ku bubaka obuli mu kiwandiiko ky'abayizi b'e Makerere Bya Davis Ddungu Ng'esigadde olunaku lumu lwokka ekiragiro kya ministry y'eby'obulamu ekyokugoba abasawo abali mu keediimo okugwako, abasawo abali ku mutendera gwa Senior House Officers, n'akakiiko akataba abavubuka mu ggwanga aka ...

Read Full Story
BUSIRO NE KYAGGWE ZIYISEEWO MU Z'AMASAZA GA BUGANDA, UEFA CHAMPIONS LEAGUE OBULULU BUKWATIDDWA

BUSIRO NE KYAGGWE ZIYISEEWO MU Z'AMASAZA GA BUGANDA, UEFA CHAMPIONS LEAGUE OBULULU BUKWATIDDWA

Ttiimu y'essaza Busiro ne Kyaggwe ziyiseewo okwesogga omutendera gwa quarterfinals mu mpaka za masaza ez'omupiira ogw'ebigere' eziyindira ku FUFA Technical Center e Njeru mu Kyaggwe. Busiro eyiseewo oluvanyuma lw'okukuba Buvuma goolo 3-1 ate nga Kyaggwe ekubye Bugerere goolo 4-2, era bonna ...

Read Full Story
KLEZIA ESIIMYE EMIRIMU GYA JOLLY LUTAAYA

KLEZIA ESIIMYE EMIRIMU GYA JOLLY LUTAAYA

Ssanduuko omugalamidde Owek.Jolly Lutaaya nga kubikkiddwako bendera ya Buganda Ssabasumba Paul Ssemogerere (wakati) akulembeddemu okusaba Ssabasumba we Ssaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere atenderezza emirimu amakula Owek omugenzi Jolly Lutaya gyakoledde Eklezia ,Buganda ne Uganda nti ...

Read Full Story
JOLLY LUTAAYA ETTOFFAALI LYEYATEEKA KU BUGANDA LYANYWEZA OMUGABO GWAFFE MU UGANDA EYAWAMU

JOLLY LUTAAYA ETTOFFAALI LYEYATEEKA KU BUGANDA LYANYWEZA OMUGABO GWAFFE MU UGANDA EYAWAMU

Owek.Mathius Mpuuga Nsamba(ku kkono) mu kusabira Owek.Jolly Lutaaya mu lutikko e Lubaga Erinnya lya Owek. Jolly Lutaaya ffe abavubukidde ku mulembe Omutebi liwandiikibwa wamu mu nnyiriri ez’ogera ku Kitalo olw’okuzzaawo ekitiibwa kya Buganda! Nze ne bannange bangi omuli Owek. Medard ...

Read Full Story
OBUBWA OBUSIIGIDDWA LANGI BUSUULIDDWA KU KITEBE KYA FDC, BULIKO OBUBAKA

OBUBWA OBUSIIGIDDWA LANGI BUSUULIDDWA KU KITEBE KYA FDC, BULIKO OBUBAKA

Obubwa obusuuliddwa ku FDC Obubwa obuto obusiigiddwako langi za bbululu busuuliddwa ku kitebe kyékibiina kya FDC e Najjanankumbi, nga kigambibwa nti waliwo abavubuka ababadde bambadde engoye zékibiina kino nti bebabusuddewo, nga buteereddwako nébiwandiiko ebivumirira engeri emirimu ...

Read Full Story
SSABASAJJA KABAKA AGGUDDEWO OLUKIIKO LWA BUGANDA OLWA 29

SSABASAJJA KABAKA AGGUDDEWO OLUKIIKO LWA BUGANDA OLWA 29

Ssabasajja ng'agenda okulamusa Mujaguzo Ssabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye nággulawo olukiiko olwómulundi ogwé 29,mu lutuula lwólukiiko oluyindidde mu Bulange Mengo, neyebaza abaami be olwóbuweereza bwebatuusa eri obwakabaka, némirimu emirala ...

Read Full Story
SSABASAJJA ASIIMYE EMIRIMU GY'ABADDE MUSAJJA WE OMUGENZI JOLLY LUTAAYA

SSABASAJJA ASIIMYE EMIRIMU GY'ABADDE MUSAJJA WE OMUGENZI JOLLY LUTAAYA

Omugenzi Jolly Lutaaya Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye emirimu gy'abadde musajjawe Owek Jolly Lutaaya eyavudde mu Bulamu bwensi eno, gwagambye nti emirimugye tegiryerabirwa. Mu bubakabwe bwatisse Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga era nga asinzidde mu maka ...

Read Full Story
OMUKULEMBEZE W'EGGWANGA AKYUSIZZA ABABAKA BA UGANDA MU NSI ENDALA

OMUKULEMBEZE W'EGGWANGA AKYUSIZZA ABABAKA BA UGANDA MU NSI ENDALA

President Yoweri Museven Omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni akoze enkyuukakyuuka mu babaka ba Uganda mu nsi endala ,aliko baasudde n'abalala abagonomoddwako ebifo ng'abamu baali babaka ba palamenti nebagwa mu kalulu. Mu kiwandiiko omukulembeze w'eggwanga kyataddeko ...

Read Full Story
ABASAWO ABALALA MINISTRY Y'EBY'OBULAMU BEYALAGIDDE BAWANDIISIBWE NABO BEDIIMYE

ABASAWO ABALALA MINISTRY Y'EBY'OBULAMU BEYALAGIDDE BAWANDIISIBWE NABO BEDIIMYE

Abasawo ba intern balemeddeko bagala bongerwe ku musaala Bya Davis Ddungu Abasawo abaayitiddwa okudda mu bifo by' abasawo abakyagezesebwa ba Intern Doctors mu malwaliro gavumenti nabo baganye okugenda okukola, okutuusa nga gavumenti esasudde basawo bannabwe abaasooka mu mulimu n'okugonjoola ...

Read Full Story