Minister wa government ez'ebitundu Rafael Magezi agambye nti enteekateeka y'okwongeza emisaala gy'abakozi ebitundu 100 ku 100 etandise okuteesebwako ng'emu ku nkola y'okwongera okutereeza obuweereza bwabwe. Minister abadde mu kakiiko ka...
Abakyala mu ggombolola ye Bussi mu district ye Wakiso bawanjagidde abakulembeze mu district ye Wakiso okubayambako ku nsonga y'abasajja abaAbalekera amaka n'obuvunanyizibwa bw'okuwEerera abaana, kyoKka nga n'emirimu mwebAali baggya...
Abantu 9 bafiiridde mu kabenje akagudde mu bitundu bye Dyango mu district ye Rakai, n'abalala 25 baddusiddwa mu malwaliro nga bali mu mbeera mbi. Abafudde kuliko omwana ow'omwaka gumu n'ekitundu,...
Abakozi b'ekitongole kya Kampala Capital City Authority abeera ku nguudo bazeemu okugumba ku kitebe kya KCCA, babanja omusaala gwa myezi 5 bagamba bakooye okubanja nga tebasasulwa. Bategeezezza nti babanja emyezi...
Eyaliko omumyuka w'omukulembeze weggwanga nga kati ye muwabuzi wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa ku nsonga z'obutonde bwensi Prof. Gilbert Baalibaseka Bukenya azudde ebyapa ebipya 8 ebyasalwa mu kibira kya...
Omuntu omu afiiriddewo n'abalala abasukka mu 20 nebaddusibwa mu ddwaliro e Iganga nga bataawa, mukabenje akazingiddemu emmotoka 5 ku kyalo Butende ku luguudo oluva e Iganga okudda e Bugiri. Emmotoka...
Olutalo lw'okulwanyisa enguzi n'okunonyereza ku nsasaanya y'ensimbi mu parliament ya Uganda lwongedde okukaluba, kaliisoliiso wa government Betty Olive Namisango Kamya Turyomwe, agambye nti waliwo ebitongole ebikyekiise mu nteekateeka eno. Akulira...