• Latest
  • Trending
  • All
Ba puliida ba Dr.Kiiza Besigye beweze okutwala omulamuzi mu mbuga z’amateeka

Ba puliida ba Dr.Kiiza Besigye beweze okutwala omulamuzi mu mbuga z’amateeka

June 15, 2022
Kabaka birthday run @ 67

Kabaka birthday run @ 67

July 3, 2022
Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67

Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67

July 3, 2022
Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS

Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS

July 2, 2022

Okukuza emyaka 100 egyébibiina byóbwegassi – government esuubizza okubyongeramu ensimbi

July 2, 2022
Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

July 1, 2022
Kabaka birthday run ku sunday – Police eyisizza ebiragiro ku ntambula y’ebidduka

Kabaka birthday run ku sunday – Police eyisizza ebiragiro ku ntambula y’ebidduka

July 2, 2022
Abayizi abasoba mu kakadde kalamba bebewandiisizza okutuula UNEB 2022

Abayizi abasoba mu kakadde kalamba bebewandiisizza okutuula UNEB 2022

July 1, 2022
Kooti  eragidde omusango gwa munna NUP awakanya okulondebwa kwa Salim Uhuru guddemu okuwulirwa

Kooti eragidde omusango gwa munna NUP awakanya okulondebwa kwa Salim Uhuru guddemu okuwulirwa

July 1, 2022
Omukululo gw’ensimbi n’ebyuma ebyaweebwa abavubuka mu Kampala tegulabika

Omukululo gw’ensimbi n’ebyuma ebyaweebwa abavubuka mu Kampala tegulabika

July 1, 2022
Kooti eyise Mokesh yewozeeko – omubaka ayagala sente zeyasaasanyiza mu musango gw’ebyokulonda

Kooti eyise Mokesh yewozeeko – omubaka ayagala sente zeyasaasanyiza mu musango gw’ebyokulonda

June 30, 2022
Dr.Besigye ne Mukaaku bazzeeyo ku alimanda – kooti enkulu ebalagidde baddeyo mu kooti ento

Dr.Besigye ne Mukaaku bazzeeyo ku alimanda – kooti enkulu ebalagidde baddeyo mu kooti ento

June 30, 2022
Abaliko obulemu baagala tteeka erikaka ebitongole bya government okubawa emirimu

Abaliko obulemu baagala tteeka erikaka ebitongole bya government okubawa emirimu

June 30, 2022
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Politics

Ba puliida ba Dr.Kiiza Besigye beweze okutwala omulamuzi mu mbuga z’amateeka

by Namubiru Juliet
June 15, 2022
in Politics
0 0
0
Ba puliida ba Dr.Kiiza Besigye beweze okutwala omulamuzi mu mbuga z’amateeka
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Dr.Kiiza Besigye ne Samuel Walter Lubega Mukaaku

Ba puliida béyaliko omukulembeze wa FDC Rtd Col Dr Kizza Besigye batabuse, beeweze okuwalaawala omulamuzi Asuman Muhumuza bamuwaabire mu kakiiko akafuga abalamuzi, bagamba yeyisizza mu ngeri embi nókuvumaganya ekitiibwa kyóbulamuzi.

Omulamuzi ono Muhumuza agaanye okuwulira okusaba kwa Besigye okwókweyimirirwa, olw’obudde okuba nga bubadde bugenze.

Puliida wa Besigye Elias Lukwago amunenyezza okutuuza kkooti ekikeerezi, ate nábamma omukisa ogwókuteekayo okusaba kwabwe.

Dr Kizza Besigye azzeeyo mu kkomera e Luzira oluvannyuma lwa kkooti ya Buganda Rd okumuggulako omusango gwókukuma omuliro mu bantu omulundi ogwókubiri.

Ku luno Besigye avunaaniddwa bumu ne munnabyabufuzi Samuel Walter Lubega Mukaaku, era bombiriri baasuze mu kaduukulu ka police e Naggalama.

Olwaleero baleeteddwa mu maaso gómulamuzi Asuman Muhumuza, wabula ekyewuunyisa baleeteddwa mu kkooti essaawa 12 ez’akawungeezi.

Besigye yakwatiddwa eggulo ne Lubega Mukaaku wakati mu kibuga Kampala, nga kigambibwa baabadde bakunga abantu beekalakaase nga bawakanya ebbeeyi yébintu eyekanamye.

Oludda oluwaabi lulumiriza nti omusango guno Besigye ne munne baaguzzizza nga 14 June mu Kikuubo ne Shauriyako mu Kampala.

Embeera eno eyémiwendo gyébintu okulinnya yatandiikiriza mpola mu November omwaka oguwedde, amafuta ge gaasooka eliita eyali ku 3500 néjja ngérinnya kati eri 5800, ekyaddirira butto ne ssabbuuni, we lutuukidde leero ngémiwendo kumpi gikubisiddwamu.

Bwatyo omulamuzi abasindise ku alimanda e Luzira okutuuka ku lwokutaano nga 17 June ,2022.

Abawagizi be batabuse nebatandika okuyimba ennyimba ezikoona omulamui nga bwebamugamba okufuna akafa nsonyi ayimbule omuntu wabwe.

Bibadde bikyali awo newabaawo abantu 5 abakwatiddwa wabweru wa kkooti, babadde beekalakaasa nga bawakanya ekyókutwala Besigye e Luzira.

Wabula abakwate bano tebategeerekese bulungi bibakwatako, kyokka babadde basajja 3 nábakazi 2.

Besigye abadde kyájje aggyibwe mu kkomera wiiki ngému eyise ku misango gyégimu egyekuusa ku kwekalakaasa olwébbeeyi yébintu eyeekanamye.

Kwolwo omulamuzi yali amulagidde asasule akakalu ka bukadde 3, n’abuwakanya kooti yakakendeeza n’asasula obukadde busatu.

Bisakiddwa:Betty Zziwa

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Kabaka birthday run @ 67
  • Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS
  • Okukuza emyaka 100 egyébibiina byóbwegassi – government esuubizza okubyongeramu ensimbi
  • Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Bana bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Masaka

Bana bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Masaka

June 30, 2022
BannaUganda obukadde 20 tebafuna mazzi gamala

BannaUganda obukadde 20 tebafuna mazzi gamala

June 30, 2022
Kooti  eragidde omusango gwa munna NUP awakanya okulondebwa kwa Salim Uhuru guddemu okuwulirwa

Kooti eragidde omusango gwa munna NUP awakanya okulondebwa kwa Salim Uhuru guddemu okuwulirwa

July 1, 2022
Omukululo gw’ensimbi n’ebyuma ebyaweebwa abavubuka mu Kampala tegulabika

Omukululo gw’ensimbi n’ebyuma ebyaweebwa abavubuka mu Kampala tegulabika

July 1, 2022
Mary Nuba yegasse mu kutendekebwa kwa tiimu ya She Cranes

Mary Nuba yegasse mu kutendekebwa kwa tiimu ya She Cranes

June 30, 2022

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Kabaka birthday run @ 67

Kabaka birthday run @ 67

July 3, 2022
Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67

Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67

July 3, 2022
Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS

Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS

July 2, 2022

Okukuza emyaka 100 egyébibiina byóbwegassi – government esuubizza okubyongeramu ensimbi

July 2, 2022
Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

July 1, 2022
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist