By Elis

president wa Burundi Evareste Ndayishimiye ng'ayogerera mu lukungaana. Kyaddaaki government ya America esazizzaamu nnati zeyali erippye ku bamu ku bakungu ba government ya Burundi.President wa America Joe Biden aliko akiragiro ky'ayisizza nga kisazaamu nnati zonna ng'agamba nti ensonga eyali ...

Read More

Poliisi e Kenya eyongedde okumyumyula eby'okwerinda byayo ku nsalo eyawula Uganda ku Kenya e Malaba, nga beekengera abatujju. Kiddiridde obulumbaganyi bwa bbomu obwakoleddwa ku Uganda ku ntandikwa ya ssabbiiti eno ne mufiiramu abantu musanvu, n'abalala bangi nebagenda n'ebisago.Omuduumizi ...

Read More

Olunaku lwa leero Uganda yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw'okwefumiitiriza ku birungi by'okukozesa kabuyonjo okulwanyisa endwadde n'okutumbula obuyonjo.  Uganda buli mwaka efiirwa obuwumbi bwa shilling za 150 mu kujanjaba endwadde  eziva ku butabeera na kabuyonjo, ng’abantu ...

Read More

Abasawo mu malwaliro ga gavumneti abegattira mu kibiina ki Uganda Medical Association, (UMA}balangiridde akediimo akatandika nga 22 Museenene 2021, ssinga gavumenti eremererwa okutuukiriza obweyamo bwayo obw’okwongera ku muwendo gw’abasawo mu malwaliro ag’enjawulo, n’okutereeza ...

Read More

Ekkanisa ya Uganda mu bulabirizi bw’e Namirembe n’e Luwero bukoze enkyukakyuka mu baweereza b’ekkanisa. Ekkanisa ya Uganda mu bulabirizi bw’e Namirembe n’e Luwero bukoze enkyukakyuka mu baweereza b’ekkanisa. Omulabirizi we Luweero Bishop Elidad Nsubuga akoze enkyukakyuka ...

Read More

Sheikh Muhammed Abasi Kirevu, nga abadde Imam wÓmuzikiti Tulcani ogusangibwa e Masajja mu division ya Makindye Ssabagabo akubiddwa amasasi agamuttiddewo mu maka ge enkya ya leero. Abadde ku kyalo Katereke ekisangibwa mu gombolola ye Nsangi mu Town Council ye Kyengera mu district ye Wakiso. ...

Read More

Embeera n’okutuusa kati ya bunkenke oluvannyuma lw’ebiteeberezebwa okubeera bbomu okubwatu mu kibuga ky’eggwanga ekikulu Kampala. Embeera n’okutuusa kati ya bunkenke oluvannyuma lw’ebiteeberezebwa okubeera bbomu okubwatu mu kibuga ky’eggwanga ekikulu Kampala.Ebibwatuse bino, ...

Read More

Ekitongole ekirwanyisa obuzzi bw'emisango obw'okweyambisa emmundu ekyatuumibwa Flying Squad kiziddwawo mu poliisi. Ekitongole ekirwanyisa obuzzi bw'emisango obw'okweyambisa emmundu ekyatuumibwa Flying Squad kiziddwawo mu poliisi.Flying Squad eduumirwa Andrew Kaggwa era aweereddwa abasirikale ...

Read More

Ekitongole ekikulembera ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority kyongedde okulabula abakulembeze mu butale mu Kampala okuviira ddala ku by'okusolooza ku basubuuzi empooza okutuusa ng'etteeka erinaalambika enzirukanya y'obutale liyisiddwa. Okuva president Museveni ...

Read More

Omumyuuka w'omukubiriza w'olukiiko lw'eggwanga olukulu Anita Among agambye nti agenda kutondawo akakiiko ak'enjawulo kanoonyereze ku nsonga y'omubaka Yona Musinguzi mwalumiririza Dr Monica Musenero nti yawuwuttanya ensimbi ezisoba mu buwumbi 70 ezaali ez'olulwanyisa Covid 19 mu ...

Read More