By Elis

Sheik Muhammad Galabuzi ye supreme mufti omujja Sheik Muhammad Galabuzi alangiriddwa nga supreme mufti omujja akulemberera e Kibuli, ngádda mu bigere bya sheik Kasule Ndirangwa eyalekeulira obukulu buno gyebuvuddeko. Wakumyukibwa abantu babiri okuli Shiek Ibrahim Ntanda omumyuka asooka, ne ...

Read More

Mu bifaananyi abalwadde nga basimbye ennyiriri mu ddwaliro lya kisenyi mu Kampala Bya Davis Ddungu Emirimu jisangaladde mu malwaliro ga gavumenti enkya ya leero, abasawo mu kibiina ekibata ekya Uganda medical association (UMA), bwebatandise akeedimo kaabwe ak'okuteeka wansi ...

Read More

Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda, ngágamba nti abannyarwanda abayingira mu Uganda bakyagenda mu maaso nókutulugunyizibwa, ekiraga ...

Read More

Okukuza olunaku lw'essaza ly'ekelezia erye Masaka kukulembeddwamu Bishop Silverus Jjumba eyekokkodde abantu abesomye okunyaga ettaka lya klezia. Okukuza olunaku lw'essaza ly'ekelezia erye Masaka kukulembeddwamu Bishop Silverus Jjumba eyekokkodde abantu abesomye okunyaga ettaka lya ...

Read More

Olunaku lwa sunday  ey'okusatu mwezi gwa Museenene (November) buli mwaka, lwassibwawo ekibiina ky'amawanga amagatte mu nsi yonna lubeerenga olw'okwefumiitiriza ku bubenje bw'okunguudo, okukuba tooci mu mbeera abantu abagudde ku bubenje gyebayitamu n'abomumaka gaabwe.Olw'omwaka guno lubadde ku ...

Read More

Kiyinda Mityana diocese ejaguzza emyaka 40, omusumba alabudde aberimbika mu kuvujjirira klezia, batwale ettaka lyayo. Ssentebe w'abepisikoopi  mu ggwanga era nga ye musumba we ssaza lya Kiyinda Mityana  Bishop Joseph Anthony Zziwa akyasanguzizza nti waliwo abantu abefuula abagala ...

Read More

Abakulu mu gavumenti ya Hait balaajana olw'ekiwamba bantu n'obumenyi bw'amateeka obukudde ejjembe.Abamenyi b'amateeka bano abatadde eggwanga ku bunkenke,baazibikiddr n'emidumu egitambuza amafuta.Kino kisannyalazza eby'entambula , Business ziggala misana ttuku, am'amalwaliro gatandise okugoba ...

Read More
News

Tear gas e Masaka.

Essaza ly'Eklezia Katulika ery'e Masaka likuzizza olunaku lw'essaza.Missa ekulembeddwa omwepisikoopi w'essaza lino Bishop Serverus Jjumba mu kibangirizi ekimanyiddwa nga Kitovu sports Alena.Mu Misa eno abristu banjuliddwa omubala kwebagenda okutambulira omwaka guno"Okwagalana mu maka: ...

Read More

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naggulawo emipiira gy'amasaza ga Buganda 2021,ku mupiira essaza lya Kyadondo kwerimegedde essaza lya Gomba Goolo 2 ku bwereere. Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naggulawo emipiira gy'amasaza ga Buganda 2021,ku mupiira essaza ...

Read More

Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby'okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso. Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza ...

Read More