By Elis

Ekitongole ky'ensi yonna eky'ebyobulamu ki World Health Organisation WHO kituumye akawuka ka Corona Virus akapya "Omicron soma Omikuloni". WHO egamba nti kano akaasookedde mu nsi ya South Africa kakambwe nnyo okukira obwasooka. Ekitongole kino kiri mu kaweefube wa kwekeneenya kawuka kano ...

Read More

Abaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda enseenene zebagamba nti zaabadde ...

Read More
News

CORONA YEEYUBUDDEE.

Akabi kakubye nate, ekirwadde kya Covid19 kyongedde  okufutubbala ku nsi yonna bwe wazuuliddwaayo akawuka ka Coronavirus akómutawaana ennyo, bannassaayansi ke batuumye Omicron. Akabi kakubye nate, ekirwadde kya Covid19 kyongedde  okufutubbala ku nsi yonna bwe wazuuliddwaayo akawuka ka ...

Read More

Bannabyabufuzi ku ludda oluwabula government basimbidde ekkuuli enteekateeka z'ennongoosereza mu etteeka ly'okuyiikuula eby'obugagga eby'omuttaka eriruubirira okuwa minister w'ebyobugagga eby'endibo obuyinza obw'enkomeredde ku byo, n'abalombe. Akulira oludda oluvuganya government Matthias ...

Read More

Essiga lya Kampala Capital City Authority ery'ekikugu liwanjagidde linnaalyo ely'ebyobufuzi erikulemberwa loodi mmeeya okubayambako okutereeza mu tteeka mwebayinza okuyita okusolooza omusolo mu bannaKampala. Minister omubeezi owa Kampala Kyofatogabye Kabuye agambye nti nga KCCA bafiirwa ...

Read More

Ebitongole eby'enjawulo biguze emijoozi gy'emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka gya bukadde makumi abiri (20m). Ebitongole bino kuliko KCCA, UMEME, CIPLA QUALITY CHEMICALS, INSURANCE REGULATORY AUTHORITY , Bassentebe okuva mu gavumenti y'awakati , n'ababaka ba palamenti abava mu ...

Read More

Abaddukanya emikutu gy'amawulire mu Uganda baagala gavumenti ebakendeereze ku nsimbi za license n'emisoso emirala egiteekebwa ku mikutu gy'amawulire. Bano mu kibiina kyabwe ekya National Association of Broadcasters baabadde mu ttabamiruka waabwe ow'omwaka guno ku Hotel Africana mu Kampala ...

Read More

Akakiiko ka parliament akalondoola ebisuubizo bya gavumenti, kakusisinkana abakulira radio n'emikutu gy'amawulire gyonna egyaweebwa ensimbi okusomesa abayizi mu muggalo gwa covid19 okuzuula obang'ensiimbi baazikozesa bulungi. Omubaka wa munisipaali y'e Mukono Betty Nambooze era ssentebe ...

Read More

Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA kirangiridde abazannyi 3 ebenkomeredde abagenda okuvuganya ku ngule y'omukazi asinze okucanga endiba omwaka guno 2021. Abazannyi bano ye Daisy Nakaziro ne Fazila Ikwaput aba club ya Lady Doves ne Fauzia Najjemba owa club ya Kampala ...

Read More

Omwogezi wa poliisi Fred Enanga ategezezza nti Poliisi e Kabalagala mu Kampala eriko bannansi ba Somalia basatu beekutte,  oluvannyuma lw'okusangibwa n'akuuma akanasula bbomu. Abakwate kuliko Abdul Karim Mayo emyaka 25 nga muvuzi wa mmotoka ezipangisibwa, Muhammed Hassan emyaka 28 ...

Read More