By juliet

Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'atongoza ennambika y'ebibiina by'obwegassi mu Buganda Katikkiro ng'ali ne minisita saako abakungu abalala abetabye ku mukolo Obwakabaka bwa Buganda butongozza ennambika enaagobererwa ebibiina by’obwegassi n’ebittavu ebyatandikibwawo ...

Read More

Robert Mukebezi nga yakaloongosebwa okugulu (Ekifaananyi kya Daily monitor) Eggye lya UPDF lisazeewo okutwala omuserikale wa poliisi yókunguudo Robert Mukebezi, eyatemeddwako okugulu bamusseeko okwa pulasitiika,oluvannyuma lw'omujaasi okumukuba essasi ng'akola omulimu gwe. Sunday ewedde ...

Read More

Ssabasumba omuggya owa Kampala Paul Ssemogerere asuubizza nti wakutuukiriza obuvunaanyizibwa obwamuweebwa okukulembera obulungi essaza ekkulu erya Kampala. Asabye abantu obutagezaako kumugerageranya ku ssabasumba eyaliwo, nti kubanga buli omu alina obusobozi bwe. Akkaatiriza nti ...

Read More

Ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda Simon Byabakama Akakiiko k'ebyokulonda kagala obuwumbi bwa shs 90 okutegeka okulonda kwa ba ssentebe b'ebyalo, okunabaawo omwaka ogujja, era akalulu kakusimba mu mugongo. Kasabye palamenti enoonye obuwumbi obulala 54 bwongerwe mu mbalirira y'eggwanga ...

Read More

Gavument etandise ku nteekateeka z'okweddiza amaterekero gaayo agamafuta agasambibwa mu bitundu bye Jinja. Gavumenti egamba nti ekizudde nga kampuni ya One Petroleum, gyeyali yawa kuntulakiti okulabirira amaterekero ago omulimu tegiyinze. Omuteesiteesi omukulu mu ministry yamafuta, ...

Read More

President Paul Kagame owa Rwanda Gavumenti ya Rwanda eyanukudde Uganda ku bubaka obwatwaliddwa omubaka wa Uganda owenkalakalira mu kibiina ky’amawanga amagatte ki United Nations Adonia Ayebare eri president wa Rwanda Paul Kagame, obwamuweerezeddwa omukulembeze wa Uganda Yoweri Kaguta ...

Read More

Ttiimu yéggwanga eyómupiira ogwébigere eya Uganda Cranes ekubye Moldova goolo 3-2 mu mupiira ogwómukwano oguzanyidDwa mu kisaawe kya Titanic Sports Center mu kibuga Antalya ekya Turkey. Goolo za Uganda Cranes essattu ziteebeddwa abazannyi Patrick Kaddu mu dakiika 34 ne 74, nga zonna za ...

Read More
News

NUP EGENZE MU BANTU

NUP Lweyatongozebwa mu 2020 Ekibiina kye byobufuzi ekya NUP kitongozezza kawefube w’okuddamu okutalaaga eggwanga, nga bajjukiza abantu enteekateeka n’ebigenderewa by’ekibiina kino mu kukyusa obukulembeze bw’eggwanga. Okulonda kwa bonna nga kwa kaggwa mu 2021, NUP yatandika ...

Read More

Akulira KCCA Dorothy Kisaka (owokusatu ku ddyo) ngalaambula akatale ka USAFI Akulira ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ki KCCA Dorothy Kisaka, abatembeeyi abawadde gabuwa nti tebaddamu okulowooza nti bakudda okukolera ku nguudo za Kampala,n'abawa amagezi okutuula mu butale obuliwo ...

Read More

Kampuni y'e nnyonyi eya Uganda Airlines erangiriddwa nga emu ku kampuni z'e nnyonyi ettaano ezisinze kuzinaazo okuweereza obulungi,mu kaseera akatono kezaakamala mu kisaawe ky'ebyentambula z'e nnyonyi munsi yonna. Uganda Airlines yakamala emyaka bukyanga etandika kusaabaza ...

Read More