Abazigu balumbye Omwami wa Kabaka ow’essaza Busujju – bamukubye banyaze n’ebintu
Abazigu ababadde n’ebijambiya n’emiggo bayiingiridde amaka g’omwami wa Kabaka ow’essaza Busujju, Kasujju Mark Jjingo Byekwaso Kaberenge II, agasangibwa ku kyalo Mabuye mu town council ye Zigoti mu district ye Mityana. Banyaze ebintu ebiwerako omuli n’emmotoka y’obwakasujju, ewandiikiddwako ebigambo nti Obwakabaka bwa Buganda Owessaza Kasujju. Emmotoka ebbiddwa kika Kya Toyota Harrier UBK 650Y nzirugavu mu langi. … Continue reading Abazigu balumbye Omwami wa Kabaka ow’essaza Busujju – bamukubye banyaze n’ebintu
Copy and paste this URL into your WordPress site to embed
Copy and paste this code into your site to embed