• Latest
  • Trending
  • All
Abayizi abekalakaasa babalagidde okuliwa byebaayonoona

Abayizi abekalakaasa babalagidde okuliwa byebaayonoona

June 17, 2022
BannaBuddu banyiize okugwa amaliri ne Mawogola mu maaso ga Kabaka

BannaBuddu banyiize okugwa amaliri ne Mawogola mu maaso ga Kabaka

June 25, 2022
Ssaabasajja Kabaka asiimye n’aggulawo empaka z’amasaza 2022

Ssaabasajja Kabaka asiimye n’aggulawo empaka z’amasaza 2022

June 25, 2022
Buddu awuuma essaawa yonna omupiira wakati wa Buddu ne Mawogola gutandika

Buddu awuuma essaawa yonna omupiira wakati wa Buddu ne Mawogola gutandika

June 25, 2022
Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano

Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano

June 25, 2022
Government yewozezaako mu kooti y’ebyobusuubuzi ku ndagaano gyeyakola ne kampuni ya vinci – parliament terina buyinza bugisazaamu

Government yewozezaako mu kooti y’ebyobusuubuzi ku ndagaano gyeyakola ne kampuni ya vinci – parliament terina buyinza bugisazaamu

June 24, 2022
Akakiiko kébyokulonda kayimirizza enteekateeka zókulondesa obukiiko bwábakyala

Akakiiko kébyokulonda kayimirizza enteekateeka zókulondesa obukiiko bwábakyala

June 24, 2022
Ababaka bómukago gwa European Union bakiise embuga

Ababaka bómukago gwa European Union bakiise embuga

June 24, 2022
kooti ejulirwamu eragidde omusango gwa munnaNUP Fred Nyanzi ne Muhammad Nsereko guddeyo mu kooti enkulu

kooti ejulirwamu eragidde omusango gwa munnaNUP Fred Nyanzi ne Muhammad Nsereko guddeyo mu kooti enkulu

June 24, 2022
Munna NUP Joyce Bagala ye mubaka omukyala owa district ye Mityana – kooti ejulirwamu enywezezza obuwanguzi bwe

Munna NUP Joyce Bagala ye mubaka omukyala owa district ye Mityana – kooti ejulirwamu enywezezza obuwanguzi bwe

June 24, 2022
Omukazi eyabuzibwawo e Ntebbe emyezi mukaaga egiyise azuuliddwa nga yattibwa

Omukazi eyabuzibwawo e Ntebbe emyezi mukaaga egiyise azuuliddwa nga yattibwa

June 24, 2022
Omuyimbi David Lutalo agulidde abawagizi be emijoozi gy’okuddukiramu emisinde gy’aKabaka birthday run 2022 2022

Omuyimbi David Lutalo agulidde abawagizi be emijoozi gy’okuddukiramu emisinde gy’aKabaka birthday run 2022 2022

June 23, 2022
East African Court of Justice esingisizza Rwanda omusango gwókuggala ensalo zaayo ne Uganda

East African Court of Justice esingisizza Rwanda omusango gwókuggala ensalo zaayo ne Uganda

June 23, 2022
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abayizi abekalakaasa babalagidde okuliwa byebaayonoona

by Namubiru Juliet
June 17, 2022
in Amawulire
0 0
0
Abayizi abekalakaasa babalagidde okuliwa byebaayonoona
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abayizi nga bibasobedde

Abayizi b’essomero lya St.Johns Progressive SS Kaliiro Lyantonde abeekalakaasa nebonoona ebintu bya bukadde 41, balagiddwa okusooka okuzisasula, balyoke bakkirizibwe okudda ku ssomero.

Mu lukiiko lw’abazadde n’abakulembeze ku district n’abakulira essomero basazeewo nti abayizi 30 abaakuliramu okwekalakaasa bakusasula emitwalo 200,000/= so ng’ate abayizi ba S4 ne S6 ab’ekisulo baakusasula emitwalo 100,000/=so nga ate abayizi abava ewaka abalenzi baakusasula emitwalo 50,000/= ate abawala baakusasula emitwalo 20,000/=.

Wiiki ewedde abayiI bekalakaawa mu kiro kya sunday ng’abayizi bagamba nti baalwawo okubaggulirawo geeti nga bava okusoma ekiro ‘preps’, ate abalala bagamba nti emmere eyafumbibwa kw’olwo yali mbi, waliwo n’abagamba nti mwalimu abaali besiye amagengere.

Omwogezi wa poliisi mu bendo-bendo lye Masaka Muhammad Nsubuga agamba nti okunoonyereza ku byaliwo kukyagenda maaso, era nti abaakuma omuliro mu kwekalakaaaa kuno baakuvunaanibwa mu mbuga za mateeka.

Abamu ku bayizi abalenzi abaakwatibwa mu kwekalakaasa

Ssentebe wa district ye Lyantonde era nga ali ku lukiiko oluddukanya essomero Fred Muhangi, asabye abazadde okwongera okubuulirira abaana babwe okubeera n’empisa okwewala okuleeta emize emibi mu ssomero.

Abayizi ababadde baggalirwa mu buduukulu bwa police baayimbuddwa ku kakalu ka Police.

Balagiddwa okweyanjula ku police ng’ennaku z’omwezi 27 June,2022.

Ebyo nga biri bityo, waliwo abayizi 4 aba St.Gonzaga Kijjukizo nabo baggaliddwa mu nkomyo, nga kigambibwa nti baakuba era nebalumya omukuumi w’essemero.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • BannaBuddu banyiize okugwa amaliri ne Mawogola mu maaso ga Kabaka
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye n’aggulawo empaka z’amasaza 2022
  • Buddu awuuma essaawa yonna omupiira wakati wa Buddu ne Mawogola gutandika
  • Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano
  • Government yewozezaako mu kooti y’ebyobusuubuzi ku ndagaano gyeyakola ne kampuni ya vinci – parliament terina buyinza bugisazaamu

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
ABASIBE BAFIIRIDDE MU KABENJE, BABADDE BAGENDA MUNNIMIRO

ABASIBE BAFIIRIDDE MU KABENJE, BABADDE BAGENDA MUNNIMIRO

February 17, 2022
Omwoleso gwa CBS Pewosa aboolesezza n’abalambuzi baganyuddwa

Omwoleso gwa CBS Pewosa aboolesezza n’abalambuzi baganyuddwa

April 18, 2022
Obwakabaka bwa Buganda butangaazizza ku nnyonyi eyatwala Ssaabasajja Kabaka e Germany

Obwakabaka bwa Buganda butangaazizza ku nnyonyi eyatwala Ssaabasajja Kabaka e Germany

March 28, 2022
Abayizi abatanaweza myaka 18 sibakuddamu kuwandiisibwa mu matendekero gébyekisawo

Abayizi abatanaweza myaka 18 sibakuddamu kuwandiisibwa mu matendekero gébyekisawo

April 26, 2022
Supreme Court return Crane Bank to Sudhir

Supreme Court return Crane Bank to Sudhir

February 11, 2022

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
BannaBuddu banyiize okugwa amaliri ne Mawogola mu maaso ga Kabaka

BannaBuddu banyiize okugwa amaliri ne Mawogola mu maaso ga Kabaka

June 25, 2022
Ssaabasajja Kabaka asiimye n’aggulawo empaka z’amasaza 2022

Ssaabasajja Kabaka asiimye n’aggulawo empaka z’amasaza 2022

June 25, 2022
Buddu awuuma essaawa yonna omupiira wakati wa Buddu ne Mawogola gutandika

Buddu awuuma essaawa yonna omupiira wakati wa Buddu ne Mawogola gutandika

June 25, 2022
Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano

Ziizino Ggoonya zi mulyannyama – tezipapira mukwano

June 25, 2022
Government yewozezaako mu kooti y’ebyobusuubuzi ku ndagaano gyeyakola ne kampuni ya vinci – parliament terina buyinza bugisazaamu

Government yewozezaako mu kooti y’ebyobusuubuzi ku ndagaano gyeyakola ne kampuni ya vinci – parliament terina buyinza bugisazaamu

June 24, 2022
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist