Amawulire

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo ekya Uganda National Examinations Board (UNEB), kigamba nti omuwendo gwaabaana abawala abeewandiisizza okutuula ebyakamalirizo omwaka gwebyensoma guno bangi okusiinga abalenzi, newankubadde ng’abaana abawala, abafunisibwa embuto mukiseera ky’omuggalo nabo bangi.

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo ekya Uganda National Examinations Board (UNEB), kigamba nti omuwendo gwaabaana abawala abeewandiisizza okutuula ebyakamalirizo omwaka gwebyensoma guno bangi okusiinga abalenzi, newankubadde ng’abaana abawala, abafunisibwa embuto mukiseera ky’omuggalo nabo bangi. UNEB egamba […]

Amawulire

Abasirikale bekitongole kyamakomera abawererera ddala 600 babanguddwa ku ngeri yokusengeka obukonge bwobululu, obunaakozesebwa mu kulonda kwomwaka 2021 bwebunaaba butuusiddwa kuno kampuni 5 engwiira ezaaweebwa contract okukuba obukonge buno.

Abasirikale bekitongole kyamakomera abawererera ddala 600 babanguddwa ku ngeri yokusengeka obukonge bwobululu, obunaakozesebwa mu kulonda kwomwaka 2021 bwebunaaba butuusiddwa kuno kampuni 5 engwiira ezaaweebwa contract okukuba obukonge buno. Omwogezi wekitongole kyamakomera mu ggwanga Frank Baine […]

Amawulire

Ebitongole ebikuuma Ddembe biweze mbagirawo okugula nokutambuza amafuta mu budomolera nobucupa nga kino ,police egambye nti kikoleddwa okwewala embeera eyaliwo ngennaku zomwezi 18 ne 19 omwezi guno, abeeekalakaasi bwebaakuma omuliro mu makubo nebikolwa ebirala ebyaaviramu abantu 54 okuffa werutukudde olwaleero.

Fred Enanga omwogezi wa police mu ggwanga asinzidde ku media center mu Kampala naagamba nti ebitokngole ebikuuma ddembe nga biyita mu bambega baabyo, baakizudde nti abo abeenyigira mu kwekalakaasa kuno ,amafuta baali bagagulira mu budomolera, […]