Ag'Obwakabaka

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abasabye abantu ba Buganda mu kiseera kino eky’okulonda obutakanda besimbyewo kubawa nsimbi basobole okufuna obukulembeze obutukiridde nga batuuse muntebe.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abasabye abantu ba Buganda mu kiseera kino eky’okulonda obutakanda besimbyewo kubawa nsimbi basobole okufuna obukulembeze obutukiridde nga batuuse muntebe. Katikkiro okwogera bino abadde mu bimuli bya Bulange e Mengo […]

Amawulire

Abavubuka 3 abawagizi bamunnamateeka Yusuf Nsibambi avuganya ku kifo kyomubaka wa Mawokota South ababadde bamuwerekerako okunoonya akalulu baggudde mu mugga gwe Lukolo mu kitoogo okuliraana ekitundu kye Bunjako, wabula nga nokutuusa kati tebanalabikako era tekimanyiddwa oba bakyaali balamu.

Abavubuka 3 abawagizi bamunnamateeka Yusuf Nsibambi avuganya ku kifo kyomubaka wa Mawokota South ababadde bamuwerekerako okunoonya akalulu baggudde mu mugga gwe Lukolo mu kitoogo okuliraana ekitundu kye Bunjako, wabula nga nokutuusa kati tebanalabikako era tekimanyiddwa […]

Amawulire

Omulabirizi we Namirembe Kitaffe mu katonda Wilberforce Kityo Luwalira alabudde ku kitulugunya bantu ekisitudde ensangi zino, kyagambye nti kikolebwa abo abatamanyi maanyi ga Katonda nebefuula ba katonda bokunsi eri banaabwe.

Omulabirizi we Namirembe Kitaffe mu katonda Wilberforce Kityo Luwalira alabudde ku kitulugunya bantu ekisitudde ensangi zino, kyagambye nti kikolebwa abo abatamanyi maanyi ga Katonda nebefuula ba katonda bokunsi eri banaabwe. Bwabadde akulembeddemu okusabira omwooyo gw’omugenzi […]

Amawulire

Akwatidde FDC bendera kukifo kyo mukulembeze we ggwanga PATRICK AMURIAT OBOI asekeredde abalowooza nti talina buwagizi bumusobozesa kuwangula kifo kino, nasaba abalina endowooza eno okutandika okulowooza kubintu ebinene ng’eri gyebasobola okukyusaamu obukulembeze bwe ggwanga.

Akwatidde FDC bendera kukifo kyo mukulembeze we ggwanga  PATRICK AMURIAT OBOI asekeredde abalowooza nti talina buwagizi bumusobozesa kuwangula kifo kino, nasaba abalina endowooza eno okutandika okulowooza kubintu ebinene ng’eri gyebasobola okukyusaamu obukulembeze bwe ggwanga. PATRICK […]

Amawulire

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala gyabakuuma ddembe, asookerwaako mwaanafunira akakadde 1 buli mweezi singa atuuka mu ntebbe yobukulembeze bweggwanga.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform agambye nti wakukozesa ensimbi eziteekebwa mu nsawo yeggwanga etatunulwaamu emanyiddwanga classified Budget okwongeza emisaala gyabakuuma ddembe, asookerwaako mwaanafunira akakadde 1 buli mweezi singa atuuka mu ntebbe yobukulembeze bweggwanga. Robert […]