Amawulire

Ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala kirangiridde kyedizza enzirukanya yoobutale bwonna mu Kampala, okutuusa nga bufunye obukulembeze obugya era obutambulizibwa mu mateeka.

Ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala kirangiridde kyedizza enzirukanya yoobutale bwonna mu Kampala, okutuusa nga bufunye obukulembeze obugya era obutambulizibwa mu mateeka. Nga 25/10/2020 omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yayimiriza obukulembeze bwobutale ne lufula mu Kampala, […]

Amawulire

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu butongole okuwenja akalulu akanamutuusa mu ntebbe yobwa President omwaka ogujja.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu butongole okuwenja akalulu akanamutuusa mu […]