Amawulire

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo ekya Uganda National Examinations Board (UNEB), kigamba nti omuwendo gwaabaana abawala abeewandiisizza okutuula ebyakamalirizo omwaka gwebyensoma guno bangi okusiinga abalenzi, newankubadde ng’abaana abawala, abafunisibwa embuto mukiseera ky’omuggalo nabo bangi.

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo ekya Uganda National Examinations Board (UNEB), kigamba nti omuwendo gwaabaana abawala abeewandiisizza okutuula ebyakamalirizo omwaka gwebyensoma guno bangi okusiinga abalenzi, newankubadde ng’abaana abawala, abafunisibwa embuto mukiseera ky’omuggalo nabo bangi. UNEB egamba […]

Amawulire

Abasirikale bekitongole kyamakomera abawererera ddala 600 babanguddwa ku ngeri yokusengeka obukonge bwobululu, obunaakozesebwa mu kulonda kwomwaka 2021 bwebunaaba butuusiddwa kuno kampuni 5 engwiira ezaaweebwa contract okukuba obukonge buno.

Abasirikale bekitongole kyamakomera abawererera ddala 600 babanguddwa ku ngeri yokusengeka obukonge bwobululu, obunaakozesebwa mu kulonda kwomwaka 2021 bwebunaaba butuusiddwa kuno kampuni 5 engwiira ezaaweebwa contract okukuba obukonge buno. Omwogezi wekitongole kyamakomera mu ggwanga Frank Baine […]

Amawulire

Ebitongole ebikuuma Ddembe biweze mbagirawo okugula nokutambuza amafuta mu budomolera nobucupa nga kino ,police egambye nti kikoleddwa okwewala embeera eyaliwo ngennaku zomwezi 18 ne 19 omwezi guno, abeeekalakaasi bwebaakuma omuliro mu makubo nebikolwa ebirala ebyaaviramu abantu 54 okuffa werutukudde olwaleero.

Fred Enanga omwogezi wa police mu ggwanga asinzidde ku media center mu Kampala naagamba nti ebitokngole ebikuuma ddembe nga biyita mu bambega baabyo, baakizudde nti abo abeenyigira mu kwekalakaasa kuno ,amafuta baali bagagulira mu budomolera, […]

Amawulire

Diego Maradona dies

Today’s football superstars Lionel Messi and Cristiano Ronaldo “could not even dream” of being admired as much as Diego Maradona was, says his former Argentina team-mate Ossie Ardiles. Three days of national mourning have begun […]

Amawulire

Amasasi n’omukka ogubalagala binyoose mu district ye Kyegegwa ,Police n’amagye bwebibadde bigumbulula abawagizi b’omukulembeze w’ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu, ababadde bamuwerekera bwabadde agenda walina okukuba olukungaana.

Amasasi n’omukka ogubalagala binyoose mu district ye Kyegegwa ,Police n’amagye bwebibadde bigumbulula abawagizi b’omukulembeze w’ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu, ababadde bamuwerekera bwabadde agenda walina okukuba olukungaana. Police mu kitundu kino ezibye enguudo zonna ezigenda […]

Amawulire

Ministry yekikula kyabantu etaddewo ngennaku zomwezi 25 olwokusatu lwa sabiiti eno ngennaku zomwezi 27 olwokutaano, ngennaku ez’okuwandisizaako abakozi bakinoomu abatali mu bibiina byabakozi ebiwandiise ebimanyiddwa mu ggwanga, nga kino kikoleddwa okusobozesa abakozi bano nabo okweetaba mu kulonda kwababaka abakiikirira abakozi mu Parliament .

Ministry yekikula kyabantu etaddewo ngennaku zomwezi 25 olwokusatu lwa sabiiti eno ngennaku zomwezi 27 olwokutaano, ngennaku ez’okuwandisizaako abakozi bakinoomu  abatali mu bibiina byabakozi ebiwandiise ebimanyiddwa mu ggwanga, nga kino kikoleddwa okusobozesa abakozi bano nabo okweetaba […]

Amawulire

The Independent Presidential Candidate Rtd Lt Gen. Henry Tumukunde has been summoned by City Hall Magistrate Court to appear before it on 21st/December/2020 and stand trial on charges of Unlawful Possession of Firearms.

The Independent Presidential Candidate Rtd Lt Gen. Henry Tumukunde  has been summoned by City Hall Magistrate Court to appear before it on 21st/December/2020 and stand trial on  charges of Unlawful Possession of Firearms. This follows […]

Amawulire

Omuwendo gwabantu abaafiira mu bwegugungo sabiiti ewedde ebitongole byebyokwerinda bwebyaali bittunka nabeekalakasi abaali babanja okuyimbulwa kwomukulembeze wekibiina kya National unity platform Robert Kyagulanyi Ssentamu, gulinye nga kati baweze 45 okusinziira ku kulangirirwa okukoleddwa police mu ttuntu lyaleero

Omuwendo guno gulinye okuva ku baffu 38 police beyaali yalangirira kulwokutaana lwa sabiiti ewedde.  Omuwendo gwabantu abaafiira mu bwegugungo sabiiti ewedde ebitongole byebyokwerinda bwebyaali bittunka nabeekalakasi abaali babanja okuyimbulwa kwomukulembeze wekibiina kya National unity platform […]