Amawulire

Okunonyereza okwakoleddwa kubavubuka mu ggombolola etaano ezikola ekibuga Kampala, okwakulembeddwamu abakugu ku ssetendekero wa Makerere kulaze nti abavubuka bangi tebakyalina ssuubi okuviira ddala mu maka gyebabeera n’embeera endala, ebireeteddwa omuggalo gwa covid 19.

Okunonyereza okwakoleddwa kubavubuka mu ggombolola etaano ezikola ekibuga Kampala, okwakulembeddwamu abakugu ku ssetendekero wa Makerere kulaze nti abavubuka bangi tebakyalina ssuubi okuviira ddala mu maka gyebabeera n’embeera endala, ebireeteddwa omuggalo gwa covid 19. Dr Joseph […]

Amawulire

Gavumenti eyimirizza enzirukanya y’emirimu mu omukago gw’ebitongole ebirondoola eby’okulonda mu ggwanga ogwa National Election Watch Uganda, ekimanyiddwa nga NEW UGANDA.

Gavumenti  eyimirizza enzirukanya y’emirimu mu omukago gw’ebitongole ebirondoola eby’okulonda mu ggwanga ogwa National Election Watch Uganda, ekimanyiddwa nga NEW UGANDA. Omukago guno nga gubadde gugatta ebitongole byobwanakyeewa  65, gwatongozebwa nga 10/9/2020 mu Kampala, gavumenti nga […]

Amawulire

Bannabyabufuzi abayaayaana okutwaala entebbe yobukulembeze bweggwanga lino tebaakaanyiza nakakiiko kebyokulonda, kubyokubekebejja ekirwadde kya covid19 nga tebana kugenda Kyambogo kwewandiisa eri akakiiko kebyokulonda.

Bannabyabufuzi abayaayaana okutwaala entebbe yobukulembeze bweggwanga lino tebaakaanyiza nakakiiko kebyokulonda,  kubyokubekebejja ekirwadde kya covid19 nga tebana kugenda Kyambogo kwewandiisa eri akakiiko kebyokulonda Akakiiko kebyokulonda olwaleero kasisinkanye bannabyabufuzi bonna,akakiiko kebaakakasiza emikono gyaabwe egibasemba okweesimbawo ku ntebbe […]

Amawulire

Ekibiina kya National Unity Platform kitongoza ekibiina ky’abagoba ba Bodaboda abasuka mu 27000 abagenda okunoonyeza omukulembeze w’ekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu akalulumu nkola eya Science.

Ekibiina kya National Unity Platform kitongoza ekibiina ky’abagoba ba Bodaboda abasuka mu 27000 abagenda okunoonyeza omukulembeze w’ekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu akalulumu nkola eya Science. Ekibiina kino bakitongoleza Kawempe era kijidde mu kiseera nga n’ekibiina […]

Amawulire

Poliisi erangiridde ebikwekweeto byettaka mu nkola ya Operation Wembly, ku bantu abanyaga ettaka lyabantu ,okumalawo okunyigirizibwa kwabananyini ttaka okwetoloola eggwanga okweyongera buli lunaku.

Poliisi erangiridde ebikwekweeto byettaka mu nkola ya Operation Wembly, ku bantu abanyaga ettaka lyabantu ,okumalawo okunyigirizibwa kwabananyini ttaka okwetoloola eggwanga okweyongera buli lunaku. Ebikwekweeto bino birangiriddwa ayogerera poliisi enoonyereza kubuzzi bwemisango Charles Twiine ku Media […]

Amawulire

Ssabalabirizi we ekkanisa ya Uganda, Dr. Samuel Kazimba Mugalu alabudde ku bikolwa ebyekitta bantu ebikyakyaaka mu ggwanga ensangi zino, kyagambye nti bino byebimu ku byaleetera ekkanisa okufiirwa abamu kubakulembeze abembavu ng’omugenzi Bishop Hannington James eyattibwa mu Busoga.

Ssabalabirizi we ekkanisa ya Uganda, Dr. Samuel Kazimba Mugalu alabudde ku bikolwa ebyekitta bantu ebikyakyaaka mu ggwanga ensangi zino, kyagambye nti bino byebimu ku byaleetera ekkanisa okufiirwa abamu kubakulembeze abembavu ng’omugenzi Bishop Hannington James eyattibwa […]

Amawulire

Ssaabawolereza wa gavument William Byaruhanga ayogedde kaati nti abo bonna abatwaala ebyobugagga okwaali ettaka nebizimbe ebyaali ebyabayindi, gavument byeyasasula babirina mu bumenyi bwamateeka era birina okubagibwaako bizibweeyo eri gavument.

Ssaabawolereza wa gavument William Byaruhanga ayogedde kaati nti abo bonna abatwaala ebyobugagga okwaali ettaka nebizimbe ebyaali ebyabayindi, gavument byeyasasula babirina mu bumenyi bwamateeka era birina okubagibwaako bizibweeyo eri gavument. Waliwo nebyaapa 85 abayindi bwebaali bagobwa […]

Amawulire

Poliisi efulumuzza kopi zoobutabo emitwalo 5, oluvanyuma lw’omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni okukangula ku ddoboozi nga yeemulugunya olwenkola yeemirimu enkyaamu.

Poliisi efulumuzza kopi zoobutabo emitwalo 5, oluvanyuma lw’omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni okukangula ku ddoboozi nga yeemulugunya olwenkola yeemirimu enkyaamu. Obutabo buno bwakuweebwa abaserikale kinoomu, nga buteereddwaamu enkola ezinaagobererwa okumalawo obwegugungo mu bitundu byeggwanga ebitali […]

Amawulire

N’okutuuka kati amagye, Police negye ekuuma byaalo erya LDU bakyagenda maaso nokulwanagana nabasubuzi bómukatale kewa Kisekka mu Kampala abakedde okwekalakasa nga bawakanya ekya police eyayiibwa mu kifo gyebakolera, kyebagamba nti kibalemesa okukola emirimu ggyabwe.

N’okutuuka kati amagye, Police negye ekuuma byaalo erya LDU bakyagenda maaso nokulwanagana nabasubuzi bómukatale kewa Kisekka mu Kampala abakedde okwekalakasa nga bawakanya ekya police eyayiibwa mu kifo gyebakolera, kyebagamba nti kibalemesa okukola emirimu ggyabwe. Mu […]

Amawulire

Olukiiko olufuzi olwekitongole kya KCCA olumanyiddwanga KCCA executive committee, lweralikirivu olwembalirira yekitongole kino eyomwaka gwebyensimbi 2021/2022 eyasaliddwa, abakulu ku lukiiko luno kyebagambye nti kyandiremesa emirimu mu kitongole kino okutambula.

Olukiiko olufuzi olwekitongole kya KCCA olumanyiddwanga KCCA executive committee, lweralikirivu olwembalirira yekitongole kino eyomwaka gwebyensimbi 2021/2022 eyasaliddwa, abakulu ku lukiiko luno kyebagambye nti kyandiremesa emirimu mu kitongole kino okutambula. Ekitongole kino mu mbalirira yomwaka guno […]