Amawulire

OKUSUNSULA BA MEEYA E MAKINDYE ..

Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba meeya wa Makindye Kasirye Ali Nganda MulyaNyama ababadde bamuwerekera nga agenda okusunsulwa okuddamu okwesimba kukifo kyalimu. Mulyanyama bw’amalirizza okusunsulwa Poliisi temukkirizza kuddayo mubawagizi be ababadde bamulindiridde era nga […]

Amawulire

Mmeeya wegombolola ye Lubaga owek Joyce Nabbosa Ssebugwawo asabye gavumenti atandike okusasula basentebe bebyaalo kubanga bebasibukako enkulakulana.

Mmeeya wegombolola ye Lubaga owek Joyce Nabbosa Ssebugwawo asabye gavumenti atandike okusasula basentebe bebyaalo kubanga bebasibukako enkulakulana.Bino Owek. Ssebugwawo abyogeredde kukitebe kyegombolola gyakulembera bwabaddea atongoza enteekateeka ye mwagenda okuyita okunonya obuwagizimubanna Lubaga okulaba nga bamuza […]