• Latest
  • Trending
  • All
Emyaka 26 beddu – CBS FM radio ya Ssaabasajja ekyaseyeeya ku mayengo g’empuliziganga

Emyaka 26 beddu – CBS FM radio ya Ssaabasajja ekyaseyeeya ku mayengo g’empuliziganga

June 22, 2022
Kabaka birthday run @ 67

Kabaka birthday run @ 67

July 3, 2022
Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67

Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67

July 3, 2022
Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS

Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS

July 2, 2022

Okukuza emyaka 100 egyébibiina byóbwegassi – government esuubizza okubyongeramu ensimbi

July 2, 2022
Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

July 1, 2022
Kabaka birthday run ku sunday – Police eyisizza ebiragiro ku ntambula y’ebidduka

Kabaka birthday run ku sunday – Police eyisizza ebiragiro ku ntambula y’ebidduka

July 2, 2022
Abayizi abasoba mu kakadde kalamba bebewandiisizza okutuula UNEB 2022

Abayizi abasoba mu kakadde kalamba bebewandiisizza okutuula UNEB 2022

July 1, 2022
Kooti  eragidde omusango gwa munna NUP awakanya okulondebwa kwa Salim Uhuru guddemu okuwulirwa

Kooti eragidde omusango gwa munna NUP awakanya okulondebwa kwa Salim Uhuru guddemu okuwulirwa

July 1, 2022
Omukululo gw’ensimbi n’ebyuma ebyaweebwa abavubuka mu Kampala tegulabika

Omukululo gw’ensimbi n’ebyuma ebyaweebwa abavubuka mu Kampala tegulabika

July 1, 2022
Kooti eyise Mokesh yewozeeko – omubaka ayagala sente zeyasaasanyiza mu musango gw’ebyokulonda

Kooti eyise Mokesh yewozeeko – omubaka ayagala sente zeyasaasanyiza mu musango gw’ebyokulonda

June 30, 2022
Dr.Besigye ne Mukaaku bazzeeyo ku alimanda – kooti enkulu ebalagidde baddeyo mu kooti ento

Dr.Besigye ne Mukaaku bazzeeyo ku alimanda – kooti enkulu ebalagidde baddeyo mu kooti ento

June 30, 2022
Abaliko obulemu baagala tteeka erikaka ebitongole bya government okubawa emirimu

Abaliko obulemu baagala tteeka erikaka ebitongole bya government okubawa emirimu

June 30, 2022
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Emyaka 26 beddu – CBS FM radio ya Ssaabasajja ekyaseyeeya ku mayengo g’empuliziganga

by Namubiru Juliet
June 22, 2022
in Amawulire, BUGANDA
0 0
0
Emyaka 26 beddu – CBS FM radio ya Ssaabasajja ekyaseyeeya ku mayengo g’empuliziganga
0
SHARES
53
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Emyaka 26 beddu nga radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS FM (Central Broadcasting Services) eyuguumya empewo z’ebyempuliziganya mu Uganda.

Leero ennaku z’omwezi ziri 22 June,2022.

Bwerwali bweruti nga 22 June,1996 eddoboozi lya CBS FM ku mukutu ogwa 88.8 neritandika okuwuluguma.

Ssaabasajja Kabaka neera yasiima naatandikawo omukutu ogw’okubiri ogwa 89.2 CBS Emmanduso radio y’abavubuka ab’omulembe Omutebi .

CBS ebisinga okujoogerwako kwekuba nti ekoze omulimu munene okutuukiriza ekiruubirwa ekyagyitandisawo, ng’etandikira ku ky’okuba   eddoboozi ly’abantu eryettanirwa emirembe gyonna.

Ssaako okutuukiriza ebigendererwa okuli okutuussa obubaka bw’obwakabaka bwa Buganda eri abantu bonna ,okutumbula embeera z’abantu ba Buganda nga etambulira mu nnono  ,obwensimbu, obuyiiya ,empereza ey’omutindo,obwerufu,obumu n’obukozi.

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II,emirundi mingi azze yebazza radio ye olw’okutuusa obubaka eri abantu be omuli okutumbula eby’obulamu,eby’obulimi,obutonde bwensi,n’enkulakulana nnyingi zeyettanidde.

Omuli okutuusa eddoboozi ly’Omutanda eri abantu be okulwanyisa mukenenya, sickle cell,Fistula n’endala.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,agamba nti naye mu myaka 9 gyamazze ng’akutte Ddamula, CBS FM emukoledde omulimu munene nnyo okutuusa amawulire agaffa embuga eri abantu ba Ssemunywa.

Katikkiro anokoddeyo enkola ya Mmwanyi terimba gy’agambye nti erina esuubi ddene okukyusa obulamu bw’abantu mu byenfuna, ate n’okulima emmere emala.

Akulira enzirukanya y’emirimu ku CBS era nga y’omu ku bakozi abaasookera ddala nga radio ya CBS etandika Omuk Robert Kasozi,agambye nti ng’ogyeko okutuusa amawulire eri Obuganda, Uganda ne nsi yonna okutwaliza awamu CBS erina ebintu ebiwerako ebitali byakumpewo byekoze.

Anokoddeyo okukulakulanya abantu nga eyita mu nteekateeka za CBS –PEWOSA abantu nebayiga okufissa ku sente zebafuna, nebaterekako ate nga bwebewola okwetandikirawo business.

Omuk.Robert Kasozi akulira eby’emirimu ku CBS

Annyonyodde nti bingi CBS byetuseeko era ebirijoogerwako mu byafaayo, wewaawo ng’eyise nemukusoomozebwa okutali kumu naddala lweyaggibwa ku mpewo okumala omwaka mulamba mu September wa 2009 okutuuka mu  2010.

Wabula olwadda ku mpewo mu october 2010 yagenda mu maao n’okuweereza eggwanga era n’enso yonna okutwaliza awamu.

Abakungu okuva mu Stromme Foundation bannamukago ne Cbs mu nteekateeka ya Pewosa nga bakyaddeko mu studio za Cbs fm 88.8

Era nga mu kiseera kino buli muntu waali mu nsi zonna ewali amayengo ga ‘internet’ asobola okuwuliriza CBS okuyita ku mikutu gyayo egyenjawulo.

CBS Ogiwulira ngooli ku radio yo, okuyita ku ssimu yo ne computer,  ku mutimbagano (website) yaayo WWW.CBSFM.UG butereevu n’olondako 88.8 oba 89.2 n’ebintu ebirala bingi ebiri ku mukutu n’obimanya.

Youtube: cbsfm official

Tiktok: Cbsfm

Twitter : Cbsfm

Instagram: Cbsfm

facebook: Cbsfm
Facebook: Cbs emmanduso

Abawuliraza   ba CBS  ebegattira mu kibiina kya CBS Funs  club, nabo bebazizza abakulembeze ba CBS  ssako nabawereza ba radio eno olwokugikuumira waggulu, ate n’okubakumakuma okwekulakulanya nga bwebawuliriza CBS.

Ba memba ba Nsonga CBS fans Club mu Kyaggwe nga basunsula muwogo gwebakolamu obuugi obuwoomu nebabutunda okwekulakulanya. Tebaawula bakyala n’abaami

Abasuubuzi abegatira mukiibina kya KACITA –Uganda , nga bakulembeddwamu Hajji Issa Ssekito , agambye nti CBS ebakoledde omulimu munne okukuba abantu business zabwe mu maaso nebaziteegera

Abamu ku bantu ba Ssaabasajja Kabaka abazze bawangula empaka z’e Ntanda ya Buganda, ng’eno ye pulogulamu omuva omuzira mu bazira nabo bebazizza CBS.

Omwami wa Kabaka atwala essaza Bulemeezi era nga ye muzira mu bazira wa 2009, Kangaawo Omulangira Mulondo Ronald era nannyini w’essomero lya St.Peter’s Bombo Kalule ,yebazizza Ssaabasajja Kabaka olwokulengerera ewala natandikawo radio eno.

Katikkiro Charles Peter Mayiga ne Kangaawo Ronald Mulondo nga bali nábayizi ba St. Peter’s Bombo Kalule

Jane Nakiyingi  maama w’omwana Maria Gorreti Nabbuto,  CBS gweyayamba  natwalibwa mu India okulongosebwa omutima , agambye nti  Leediyo ya CBS talina ngeri yonna gyayinza kugyebaza era neyebaza abagyikulira n’abaweereza bonna.

Marian Gorret Nabbuto (ali ku ddyo) yatikiddwa omwaka guno 2022 mu busawo bw’obujanjabi bw’abantu.

Cbs ng’oggyeko okukulakulanya abantu b’omutanda, etegese n’ebivvulu bingi mweyita okusanyusa abantu naddala omukolo gw’Enkuuka oguggalawo omwaka buli nga 31 December, mu nkuuka ebeera mu lubiri e Mengo.

Era nga kino kyatandikirawo mu 1997 nga CBS eweza omwaka gumu gwokka ogw’obukulu netandikawo ekivvulu ekyayitibwanga ekitoobero.

Era ebitoobero ebyakwata ennyo abantu omubabiro mwe mwali ekitoobero Ndombolo ekya 1998, Ekitoobero Mbaga 1999, ekitoobero Mulongooti, n’ebitoobero ebirala bingi ebyaddirira okuli Kitoobero Fundukulu,agabudde,Musanyusa, Asiimye, ekitobero makunale n’ebirala.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Kabaka birthday run @ 67
  • Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS
  • Okukuza emyaka 100 egyébibiina byóbwegassi – government esuubizza okubyongeramu ensimbi
  • Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Bana bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Masaka

Bana bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Masaka

June 30, 2022
BannaUganda obukadde 20 tebafuna mazzi gamala

BannaUganda obukadde 20 tebafuna mazzi gamala

June 30, 2022
Kooti  eragidde omusango gwa munna NUP awakanya okulondebwa kwa Salim Uhuru guddemu okuwulirwa

Kooti eragidde omusango gwa munna NUP awakanya okulondebwa kwa Salim Uhuru guddemu okuwulirwa

July 1, 2022
Omukululo gw’ensimbi n’ebyuma ebyaweebwa abavubuka mu Kampala tegulabika

Omukululo gw’ensimbi n’ebyuma ebyaweebwa abavubuka mu Kampala tegulabika

July 1, 2022
Mary Nuba yegasse mu kutendekebwa kwa tiimu ya She Cranes

Mary Nuba yegasse mu kutendekebwa kwa tiimu ya She Cranes

June 30, 2022

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Kabaka birthday run @ 67

Kabaka birthday run @ 67

July 3, 2022
Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67

Ssaabasajja asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge @ 67

July 3, 2022
Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS

Ssaabasajja Kabaka asiimye naasisinkana ssenkulu wa UNAIDS

July 2, 2022

Okukuza emyaka 100 egyébibiina byóbwegassi – government esuubizza okubyongeramu ensimbi

July 2, 2022
Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

Omu ku babadde bagenze okusunsulwa okwegatta ku UPDF atondose naafa

July 1, 2022
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist